(Intro)
Nkusaba tomba wala
Abaseketerezi bonna wala
Kuba mpulira omubiri gunjegera
Atte si gwe gugonda entakera
Nkusaba tomba wala
Abaseketerezi bonna wala (Nessim Pan Production)
Kuba mpulira omubiri gunjegera
Atte si gwe gugonda entakera
(Verse 1)
Nga toliiwo numaluma obwala
Omutima gwo wegukuba ekidongo nga mbaala
Jangu n'akatuuyo mba n'akatambaala
Manyi nti woba toliwo nkuteeka mu ssaala
(Hook)
Obeera otya
Mbu nga nze ndi eno
Onooba otya
Mbu nga nze ndi eno
Obeera otya
Mbu nga nze ndi eno
Onooba otya
Mbu nga nze ndi eno
(Chorus)
Nkusaba tomba wala
Abaseketerezi bonna wala
Kuba mpulira omubiri gunjegera
Atte si gwe gugonda entakera
(Verse 2)
Nze sejjusa amaaso gaku recommendinga, ayi!
Kankutimbe nga atte sitidde acommentinga
Guno gwonna omwezi gwa nkala
Baby my Carlos Santana
You pull my strings baby onzijanjaba
(Hook)
Obeera otya
Mbu nga nze ndi eno
Onooba otya
Mbu nga nze ndi eno
Obeera otya
Mbu nga nze ndi eno
Onooba otya
Mbu nga nze ndi eno
(Bridge)
Nga toliiwo numaluma obwala
Omutima gwo wegukuba ekidongo nga mbaala
Jangu n'akatuuyo mba n'akatambaala
Manyi nti woba toliwo nkuteeka mu ssaala
(Chorus)
Nkusaba tomba wala
Abaseketerezi bonna wala
Kuba mpulira omubiri gunjegera
Atte si gwe gugonda entakera
(Hook)
Obeera otya
Mbu nga nze ndi eno
Onooba otya
Mbu nga nze ndi eno
Obeera otya
Mbu nga nze ndi eno
Onooba otya
Mbu nga nze ndi eno
(Chorus)
Nkusaba tomba wala
Abaseketerezi bonna wala
Kuba mpulira omubiri gunjegera
Atte si gwe gugonda entakera
(Chorus)
Nkusaba tomba wala
Abaseketerezi bonna wala
Kuba mpulira omubiri gunjegera
Atte si gwe gugonda entakera