0:00
3:02
Now playing: Nkulinze

Nkulinze Lyrics by Martha Mukisa


(intro)

Tulifa tuli pair
Mbadde nawe from day one
Tulifa tuli pair (Martha Mukisa, Si si sisaaga)

(verse)

Siporingi, baby omugongo gunkutuka
Siporingi, bulumi mu bwongo nga ntunuka
Nkedde ng’omuwendule
Nkunnonya baby where are you
Anti nkooye okwerumya
Kyokka nga oli eyo wekoza
Bambi ssenga yankuba
Nga ŋŋamba mbe nga owebuba
Tebatwala byange
N’olwekyo nfuuse owebuba (ah aah ah)

(chorus)

Baby obudde bugenze, baby (Ah ah ah aah ah)
Nkusaba vvayo nawe, eeh (Ah ah ah aah ah)
Honey obudde bugenze, eh, baby (Ah ah ah aah ah)
Nze nkulinze nawe, nawe, nawe

(bridge)

Siporingi, baby omugongo gunkutuka
Siporingi, bulumi mu bwongo nga ntunuka
Tulifa tuli pair
Mbadde nawe from day one
Tulifa tuli pair
Mmmh

(hook)

Maaso go
Maaso go, gankyankalanya
Mubiri gwo
Mubiri gwo, gunkyankalanya
You don’t know, boy you don’t don’t know
Ondi eno mu kabengo
They don’t know, boy they don’t know
Ondi eno mu lusussu

(chorus)

Baby obudde bugenze, baby (Ah ah ah aah ah)
Nkusaba vvayo nawe, eeh (Ah ah ah aah ah)
Honey obudde bugenze, eh eeh, baby (Ah ah ah aah ah)
Nze nkulinze nawe, nawe, nawe

(verse)

Nkedde ng’omuwendule
Nkunnonya baby where are you
Anti nkooye okwerumya
Kyokka nga oli eyo wekoza
Maaso go (biri biruma)
Maaso go, (biri biruma)
Gankyankalanya
Mubiri gwo (Kyoka biruma)
Mubiri gwo (biri biruma)
Gunkyankalanya
You don’t know, boy you don’t don’t know
Ondi eno mu kabengo
They don’t know, boy they don’t know
Ondi eno mu lusussu

(outro)

Baby obudde bugenze, baby (Ah ah ah aah ah)
Nkusaba vvayo nawe, eeh (Ah ah ah aah ah)
Honey obudde bugenze, eh, baby (Ah ah ah aah ah)
Nze nkulinze nawe, nawe, nawe (Black Magic Entertainment)



About the song "Nkulinze"

Nkulinze” is the third song from Martha Mukisa’s debut studio album “Tebatukyawa”. The song was written by Martha Mukisa, produced by Bash Killa, and mixed and mastered by Newmix. “Nkulinze” was released on September 3, 2021 through Black Magic Entertainment.