(intro)
You and I, our love is international and local
Martha Mukisa I feel like international and local
(verse)
Edobozi lyo nyumirwa sound sweet like a guitar
Njagala nkusombere nfuke love generator, oooh yeah
Wanjasamu bibajjo, nkwagala lero n’enkya n’olwejjo
Owoma nga bikajjo, wanunga wanserera da kulujjo, oouu
Nkwatirako wuwo nzitoweredwa
Mwenyezako mpone obulumi obundi mu bwa
Ekitufu mweno ensi, buli akulaba ayite emergency
Obulungi bwo tebusana nsi, oli wagulu toli wawansi yeye
Omukwano ndese kicapu, nzize nkala mu bu sapatu
You’re the letter in my kibatu iyeee!
(chorus)
Tuseyeye nga kitengejja (Mr international and local)
Abalala bagaane bo teberijja (International and local)
Obere mulangira nga nze mumbejja (Mr international and local)
Nsombe love nga bwolojja (International and local)
(verse)
Kiriza nkulwanire nfuke your chuma
You’re stuck in my head brain tumor
Nkimanyi zakujja engambo de rumors eeh
Obawala watya nga gyontuma, ngenda
Oba komera Kale nobwovuma, era mwenya
Kano kenkufunye katwerage
Emitima ejjabatesi jefunye
Baby konfunye bangi b’omenye
Kima omukwano ogunywe eeh
Omukwano ndese kicapu
Nzize nkala mu bu sapatu
You’re the letter in my kibatu iyee!
(chorus)
Tuseyeye nga kitengejja (Mr international and local)
Abalala bagaane bo teberijja (International and local)
Obere mulangira nga nze mumbejja (Mr international and local)
Nsombe love nga bwolojja (International and local)
(hook)
Mr International and local
Mr international and local eeh!
Ekitufu mweno ensi, buli akulaba ayite emergency
Obulungi bwo tebusana nsi (Mweno ensi oli wagulu toli wawansi, yeah eh)
Omukwano ndese kicapu, nzize nkala mu bu sapatu
You’re the letter in my kibatu iyeyeee