0:00
3:02
Now playing: Ex Wo

Ex Wo Lyrics by Martha Mukisa


(intro)

Ex wo ex wo
Vibe ze vibe ze
Ex wo oba akiraba Atya
Bwakulabako awulira atya
Eh, A SteyN

(verse)

Ex wo oba akikola atya
Oba ye akikola atya
Nkwagala
Nkwagala nyo nebitankwatako
It’s all about you to say yes am ready to go
Katonda ya tonda ya tonda gwe namala
Tolina we wakyama
Wakyama kyama
Sinywa mwenge naye onkuba
One meter distance nayo enzita
Mwana gwe ogenda kunzita

(chorus)

Ex wo oba akikola atya
Oba ye akikola
Gwe tebakukyawa
Kubulungi bwo tebakukyawa
Ex wo ye akiraba atya
Bwakulabako awulira atya
Gwe tebakukyawa
Kubulungi bwo tebakukyawa

(verse)

Nkwagala njagala okimanye
Gwo omu kubyembala kunsi
Bwotali tewali ankwasaganya
Nakowa abatetenkanya
Nakino kankigambe
Awaffi be wherever you be
Nkunabe nkwesabe
Nakowa okuba lonely
Ngo ogenze
Kiri numa nengakaba
Ngo ogenze
Oliba onkosa mumavunya

(chorus)

Ex wo oba akikola atya
Oba ye akikola
Gwe tebakukyawa
Kubulungi bwo tebakukyawa
Ex wo ye akiraba atya
Bwakulabako awulira atya
Gwe tebakukyawa
Kubulungi bwo tebakukyawa

(verse)

Sinywa mwenge naye onkuba
One meter distance nayo enzita
Nkwagala
Nkwagala nyo nebitankwatako
Nakino kankigambe
Awafi be wherever you be
Nkunabe nkwesabe
Nakowa okuba lonely
Gwe owulira otya
Kiri numa nengakaba
Styne owulira otya
Oliba onkosa mumavunya
Martha Mukisa owulira otya
Kiri numa kiri numaaah
Black Magic baby
Kiri numa nengakaba nze
Martha Mukisa
Baby SteyN ye ye ehh eh



About the song "Ex Wo"

Ex Wo” is the fifth song from Martha Mukisa’s debut studio album “Tebatukyawa”. The song was written by Martha Mukisa, produced by and mastered by SteyN. “Ex Wo” was released on October 15, 2020 through Black Market Records.