0:00
3:02
Now playing: Exam

Exam Lyrics by Martha Mukisa


Nzijukizamu akazanyo kali
Yeah baby
Nzijukizamu akazanyo kali
Brian Beats, Sisaaga

Kalyonso milomilo
Nkoye bu quater njagala nkota kilo
Tompa muwendo little little
Nsubuuza tika kabendo ntwaala ku dipo
Zuukuka ogivuge embaati 
Topowa naawe do do do do dat
Ndimu ebirungo first class
Nanogamu akabisi mpooma Fanta Pepsi
Njagala onkwate nga glass
Mpa buwoomi bwa futta lya mbalasi
Wadde oli boss nyumirwa bya class
Nyweza kwata totta magnet

Kati nfuula exam
Njagala onzijuzzemu ebibulamu (sitoma)
Nfuula exam
Juzza bulungi tokutiza bano (nsoma)
Kati nfuula exam
Njagala onzijuzzemu ebibulamu (sitoma)
Nfuula exam
Juzza bulungi tokutiza bano (nsoma)

You make me say (Nfuuwa nga mulere)
You make me hotter

Ndi lupapula ŋŋonda tonjuzza
Bwolubajula atamwenja kwokoma
Compass ne ruler ofumita bw'opima
Answer zikubuzze atte pen gy'oluma

Nzijukizamu akazanyo kali
Bw'omissinga nkulambuzze e Saudi
Nzijukizamu akazanyo kali
Kanyuga ddulu mu kituli

Ndi mu love ya kibanda
Yenvimbiza ng'omubanda
Eno love ya kibanda
Ntabusse nentwala ne kaganga

You make me lose my breathe (Nfuuwa nga mulere)
You make me hotter

Kati nfuula exam
Njagala onzijuzzemu ebibulamu (sitoma)
Nfuula exam
Juzza bulungi tokutiza bano (nsoma)
Kati nfuula exam
Njagala onzijuzzemu ebibulamu (sitoma)
Nfuula exam
Juzza bulungi tokutiza bano (nsoma)

Black Magic Entertainment Baby

Kalyonso milomilo
Nkoye bu quater njagala nkota kilo
Tompa muwendo little little
Nsubuuza tika kabendo ntwaala ku dipo
Kikube

Ndi mu love ya kibanda
Yenvimbiza ng'omubanda
Eno love ya kibanda
Ntabusse nentwala ne kaganga

Nzijukizamu akazanyo kali
Bw'omissinga nkulambuzze e Saudi
Nzijukizamu akazanyo kali
Kanyuga ddulu mu kituli

Njagala onkwate nga glass
Mpa buwoomi bwa futta lya mbalasi
Ndi boss nyumirwa bya class
Nyweza kwata totta magnet

Sweet Vibes