0:00
3:02
Now playing: Owooma

Owooma Lyrics by McSan Mr Finelines


(Verse 1)

Sityenga webananmbuza ani eyagutwala   
I won't lie
Nze yegwe ansiita sifaayo bali bameka bewasanga kati nze akulina 
Wenalozaako obugalo nenkomba
Vibe nezinkwata 
Ekibelenge laba wekibwatuka
Byenali ndowoza olwo nebikyuuka 
Newekunaaba kusima mpuku
Ndi sima nkubike amatu
Nkufune ngoli mupya tuku
kugwe ndi wakola mputtu

(Chorus)

Obuzibu owooma n'osukka
Am in love with your whole body features
Baby ogenda n'owooma nosukka
Am in love with your body structure

(Verse 2)

Mukama yageleza kugwe nga atondawo abalungi
Nange love entuufu njizude 
Kansibewo ebinjii
Baby sengejja bwonotwaala
Omutima gwange gwoba osooka
Nzenna omukwano gundi bukyiika
Ggwe ate ontade eno kukyookya
I fall for you every single day
Era ntya nnyo when you go far away
Nesudeyo mukinnu osekulee
Njagala nkusimbe omukwano owulile
Kuba yenze alina entobo
Omuko akime enkonko
Omukwano gwe nina gulimu nebisoko
To di bone marrow me love will just follow
Nkwagala okuva kumutwe paka kuntobo

(Chorus)

Obuzibu owooma n'osukka
Am in love with your whole body features
Baby ogenda n'owooma nosukka
Am in love with your body structure

(Verse 3)

Wenalozaako obugalo nenkomba
Vibe nezinkwata 
Ekiberenge laba wekibwatuka
Byenali ndowoza olwo nebikyuuka
Newekinaaba kusima mpuku
Ndi sima nkubike amatu
Nkufune ngoli mupya tuku
Kugwe ndi wakola mputtu

(Chorus)

Obuzibu owooma n'osukka
Am in love with your whole body features
Baby ogenda n'owooma nosukka
Am in love with your body structure