0:00
3:02
Now playing: Omulala

Omulala Lyrics by Mudra D Viral ft. Mr Henrie


Omukwano Gwamanyi Naye tegukufuga
You have the power to decide who you let in
And out of your life
Nze nakyuusa dda namakubo jyetwesanganga
Nze nakwelabira nebwenkulaba silikujjukila
Ndifunayo omulala Naye bwalikyuuka nga mwesonyiwa
Gwe eyali asinga nomenka mbu ofanane abalala.
Ndifunayo omulala
Ndifunayo asinga
Ndifunayo omulala
Atakyukenga
Ndifunayo omulala ah ah
Ndifunayo owundi
Ndifunayo omulala
Atakyusenga
Nali manyi tuliwangula
Ngamanyi tulipambana
Nga manyi bwobela Eyo gyessili
Nsigala nze akusingila
Nga manyi olitunulira
By oyagala bibele ebyo byennina
Power plan zetwalina
Ogume tubifuna muluvanyuma
Never by my side in the time that I needed you
Even when my heart showed you that I
Bled from within
Okudda gyoli nze ah ah…
Wakili mu banoonya
Okudda gyooli nze ah ah
Wakili ku mudaala
Ndifunayo omulala
Ndifunayo asinga
Ndifunayo omulala
Atakyukenga
Ndifunayo omulala ah ah
Ndifunayo owundi
Ndifunayo omulala
Atakyusenga
Nabilina byonna naliwo
Newewamanyila navaawo
Ebyange tebikyali bibyo
Wayitako ela nkuyita wa jjo
Go talk Go talk
don’t waste your feelings
Go talk.
Go talk don’t tire.
Don’t waste your feelings
Ndifunayo omulala
Ndifunayo asinga
Ndifunayo omulala
Atakyukenga
Ndifunayo omulala ah ah
Ndifunayo owundi
Ndifunayo omulala
Atakyusenga
You know this is a song to every body that has feelings .
It doesn’t matter omutima gwo bagumenye emilundi emeka.
Don’t be a slave to love and your emotions
Never give someone the power to determine how you feel.
Tebamukupimaako waliyo omulala alinze okukwagala with everything they have.