0:00
3:02
Now playing: Kinawolovu

Kinawolovu Lyrics by Nandor Love


(Intro)

Okanteera
Nandor Love
Okanteera
There’s something about your body
Mash up dem ulla dem dead
Okanteera
Geneè Geneè
Ghost Empire (Geneè)

(Verse 1)

Onyumidde njagala nkulabe buli kadde
Ne ndozolera ne balowooza ntamidde eeh
Tuzivuge tuzitwale ko eyo mu bakadde
Balabe ku muntu eyanfukira ekirwadde
Omutima guba gukubanja buli kadde, eeh

(Chorus)

Oooh kinawolovu
Ontambulira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Ky’ova olaba nga ndi mufanyufu
Oooh kinawolovu (vimba)
Onvimbira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Ky’ova olaba nga ndi mufanyufu, eeh

(Verse 2)

Bw’oyagala kunaaba amazi bakuwe
Oba toyagala bakuleke
Bw’oyagala ku dollar Ghost akuwe
Bw’oba tozagala bazireke
Okanteera, okanteera
There’s something about your body
Okanteera, okanteera
I wanna be your buddy

(Chorus)

Oooh kinawolovu
Ontambulira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Ky’ova olaba nga ndi mufanyufu
Oooh kinawolovu (vimba)
Onvimbira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Ky’ova olaba nga ndi mufanyufu, eeh

(Bridge)

Oooh oooh ooh
(There’s something about your body)
Oooh oooh ooh
Eh eh

(Verse 3)

Onyumidde njagala nkulabe buli kadde
Ne ndozolera ne balowooza ntamidde eeh, eh eeh
Bw’oyagala kunaaba amazi bakuwe
Oba toyagala bakuleke
Bw’oyagala ku dollar Ghost akuwe
Bw’oba tozagala bazireke

(Chorus)

Kinawolovu
Ontambulira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Ky’ova olaba nga ndi mufanyufu
Oooh kinawolovu (vimba)
Onvimbira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Ky’ova olaba nga ndi mufanyufu

(Outro)

Kinawolovu (vimba)
Onvimbira nga kinawolovu
Ky’ova olaba nga ndi mufanyufu



About the song "Kinawolovu"

Kinawolovu” is a song written and performed by Nandor Love. The song was produced by Geneè and released on November 7, 2024 through Ghost Empire Records.