0:00
3:02
Now playing: Embuzi

Embuzi Lyrics by Nandor Love


(Intro)

Byiza byiza (Nandor Love)
Okora byiza (Ulla dem dead)
Nyweza nyweza (Ghost Empire)
Okora byiza (Genee)

(Verse 1)

Nagudde mu mbi za ka guy ke Busabala
Nakalabyeko omutima ne gumbalagala
Lwali lwa Sunday ng'omanyi bwe twekyakalira
Ne kansalako kyokka nempalira
Nfukamidde
Okukodowala byali bikadde
Maama, agayaaye gakambwe
Omuguwa teguba nga mukadde, uuhh

(Chorus)

Buli mbuzi ku nkondo
Tebategula embuzi yo ku kikondo
Buli mbuzi ku nkondo
Nyweza embuzi yo ku kikondo (Nyweza)
Buli mbuzi ku nkondo
Toloba ne bagitegula ku nkondo, eh
Buli mbuzi ku nkondo
Nyweza embuzi yo ku kikondo kondo kondo

(Verse 2)

Mbalaba abangi batidde
Nze ndaba bangi batidde
Naye bwaba akumatidde
Kasita aba nga akutegedde
Nyweza enkondo
Togeza ggwe nosumagira
Osobola okugaana nokuwalira
Mu kidongo, abawala babategula
Nyweza enkondo kondo kondo

(Refrain)

Byiza byiza
Okora byiza
Nyweza nyweza
Okora byiza

(Chorus)

Buli mbuzi ku nkondo
Tebategula embuzi yo ku kikondo
Buli mbuzi ku nkondo
Nyweza embuzi yo ku kikondo (Nyweza)
Buli mbuzi ku nkondo
Toloba ne bagitegula ku nkondo, eh
Buli mbuzi ku nkondo
Nyweza embuzi yo ku kikondo kondo kondo

(Verse 3)

Nagudde mu mbi za ka guy ke Busabala
Nakalabyeko omutima ne gumbalagala
Lwali lwa Sunday ng'omanyi wetukyakalira
Ne kansalako kyokka nempalira
Nfukamidde
Okukodowala byali bikadde
Maama, agayaaye gakambwe
Omuguwa teguba nga mukadde, uuhh

(Bridge)

Mbalaba abangi batidde
Nze ndaba bangi batidde
Naye bwaba akumatidde
Kasita aba nga akutegedde

(Chorus)

Buli mbuzi ku nkondo
Tebategula embuzi yo ku kikondo
Buli mbuzi ku nkondo
Nyweza embuzi yo ku kikondo (Nyweza)
Buli mbuzi ku nkondo
Toloba ne bagitegula ku nkondo, eh
Buli mbuzi ku nkondo
Nyweza embuzi yo ku kikondo kondo kondo

(Outro)

Haris nyweza ekikondo
Toloba nebategula ekikondo (Herbert Skillz pon dis one)
Bex nyweza ekikondo
Naawe Shatta fuuka commando



About the song "Embuzi"

"Embuzi" is a song written and performed by Nandor Love. It was produced by Geneè, mastered by Herbert Skillz, and released on February 24, 2025, through Ghost Empire.