Follow @pearltunes.com on TikTok
0:00
3:02
Now playing: Oli Mwesigwa

Oli Mwesigwa Lyrics by Ntaate


Mukama wamanya
Wamma wamanya
Nti embeera erikyuka Yesu wamanya
Ebiro bye namala seebaka
Wamma kwe kumbuuza nti ani gwe weesiga?
You knew from the very start ekintu kino
Gye wali okiraza Ddunda
Very intentional
You knew from the very start olugero lwange
Luggwa lutya Ddunda
Oli mwesigwa
Yesu nkwetaaga

I need you
Olina amaanyi
Oli mwesigwa
Era nkweyanza
I need you (I need you Jesus)
Olina amaanyi (olina amaanyi)
Oli mwesigwa (oli mwesigwa)
Yesu nkwetaaga
I need you (I need you)
Olina amaanyi (olina amaanyi)
Oli mwesigwa
Kye nva nze nkwetaaga
I need you (oh I need you)
Olina amaanyi (ng’ate oli mwesigwa)

You knew from the very start ekintu kino
Gye wali okiraza Ddunda
Very intentional
You knew from the very start olugero lwange
Lunaggwa lutya Ddunda
Oli mwesigwa aaah
Yesu nkwetaaga

I need you (oh I need you)
Olina amaanyi (olina amaanyi)
Oli mwesigwa (oli mwesigwa)
Era nkweyanza
I need you (oh I need you)
Olina amaanyi
Oli mwesigwa (Yesu nkwetaaga aaah)
Yesu nkwetaaga
I need you (hmmm)
Olina amaanyi (olina amaanyi)
Oli mwesigwa (ate oli mwesigwa)
Kye nva nze nkwetaaga
I need you (thank you Jesus)
Olina amaanyi (thank you Jesus)
Oli mwesigwa
Yesu nkwetaaga

Thank you Lord
Thank you Jesus
Yesu nkwetaaga
Aaah, aaah