0:00
3:02
Now playing: Ngonyumye

Ngonyumye Lyrics by Os Suna


Ooooh
Ooooooh
Ooh ooh ooh, eh
Ooooooh
Ooooooh

Ddamu onnyambalire akateeteeyi
Kali kewalimu luli
Lwenasooka okulaba
Ddamu onnyambalire akateeteeyi
Kali kewalimu luli
Lwenasooka okulaba
N’akagatto akamyufu kali
Kewali weesaze
Akaali ak’ebbeeyi
Mu butuufu kankuba
Ntambuliraamu nga bwe wenyiga
Nga bw’okyukako eno nga bw’oseka
Buli lw’omwenya nze ne nkyamuka
Aah aah ah, aah ah

Ng’onyumye!
Ng’onyumye onyumye onyumye!
Babe ng’onyumye!
Ng’onyumye!
Ng’onyumye!
Babe ng’onyumye!
Babe ng’onyumye!
Onyumye!

Ng’onyumye!
Babe ng’onyumye!

Babe wansiba kandooya
Wanteeka ku mpingu
Wansiba ku nkoligo lwa bulingibwo ooh
Wanzikusakusakusa dda
N’amapenzi go agalinga omucuuzi
Babe gwe aliko
Vvaayo eyo gy’obeera
Ojje eno gye mbeera
Tukwasaganye embeera
Nze naawe lubeerera, babe
Ntambuliraamu nga bwe wenyiga
Nga bw’okyukako eno nga bw’oseka
Buli lw’omwenya nze ne nkyamuka
Aah aah ah, aah ah
Ng’onyumye!
Babe ng’onyumye!