0:00
3:02
Now playing: Ababadewo

Ababadewo Lyrics by Pallaso


(Intro)

Ooh yeah, yeah yeah
Mmmh, yeah yeah
Nana nanana
Delete

(Verse 1)

Yenze Pallaso mutabani wa Mayanja
Eyakuba hustle emitala w’amayanja
Kuva ku cassette
Paka ku CD
Nga tukola nga n’akassente tetuganja
Muli mutya banywanyi muli mutya
Temukiriza nga ssente zikyuse kye tulina
Tubaddewo mu bwavu nga tuli basanyuffu
Tugabanye engoye netugabana engatto
Tutambula ffena, tuwangula ffena
Era omu bw’afuna tubeera tufunye ffena
Tuvuba ffena, netulya ffena
Amagezi agafunye nayigiriza ffena
Kuva butto anti batusomesa
Mbu ekyo ky’ofiga era kyoli kungula
Simukutabira mw’alaali
Bw’ofuna ssente tokyukira nga ba kyali bo

(Chorus)

Abo ababadewo
Era bw’ofuna obasembeza nga
Eby’ensi tebitwawula nga no
Tokyukira nga ba kyali bo
Abo ababadewo
Blessing ogi sharinga nga
Eby’ensi tebitwawula nga no

(Verse 2)

Mikwano muli mutya
Abe ŋŋanda muli mutya
Byona bye munkoledde mdi sasula ntya
Mbasubiza kubaagala na kubawa
Ago mateeka muli baana beeka
Tusigala nga tuli kitole
N’ensimbi tujja kufuna kitole
Nga tuli kimu teri atusinga
Tusobola okuwamba eno ensi n’ebisinga
Tuli majja tuli majje
Ggwe awakana buuza abe Kawempe bamanyi
Ggwe anti kyomanyiko ggwe muziki gwe nkubye
Naye abatumanyi bakimanyi nti tutobye
Tebyaali byangu mukusooka
Netusooka netulindamu okusooka
Gaali makomera okusooka
Nze nayita mu tanulu okutuuka
Olwa fulumayo nagula mic
Ne Radio and Weasel bansanga na mic
Ne twerecordinga, obulamu bwakyuka
Bw’ofuna ssente tokyukira nga ba kyali bo

(Chorus)

Abo ababadewo
Era bw’ofuna obasembeza nga
Eby’ensi tebitwawula nga no
Tokyukira nga ba kyali bo
Abo ababadewo
Blessing ogi sharinga nga
Eby’ensi tebitwawula nga no

(Verse 3)

Big up my nigga, Ivan Killa kiri kitya
Eno endongo bwegaana kuba kutya
Kuda mukyalo oba kusindika ndongo
Sida mu kyalo Junix tambuza endongo
Baali bagamba tujja kwekweka
Kino ekibuga kyaffe tetugenda kwekweka
Ne bwetulumwa njala tugilumwa ffena
Bw’okwata kw’omu oba otukuteko ffena
Kuva mu ghetto paka mu bank
Kuva Kampala America pala Sakala
Ndayira okudda munda ya maange
Eyo enkolagana mateeka ggwe ne bakyali bo

(Chorus)

Abo ababadewo
Era bw’ofuna obasembeza nga
Eby’ensi tebitwawula nga no
Tokyukira nga ba kyali bo
Abo ababadewo
Blessing ogi sharinga nga
Eby’ensi tebitwawula nga no

(Chorus)

Abo ababadewo
Era bw’ofuna obasembeza nga
Eby’ensi tebitwawula nga no
Tokyukira nga ba kyali bo
Abo ababadewo
Blessing ogi sharinga nga
Eby’ensi tebitwawula nga no

(Outro)

Tokyukira nga ba kyali bo
Abo ababadewo
Era bw’ofuna obasembeza nga
Eby’ensi tebitwawula nga no