Ndikuwaki Lyrics by Pallaso

Eh
Eddie Dee
Karma Ivien (eh!)
Ndikuwaki, gw'eyampa obukumi
Ampisa mu bitomi, yegwe sabalwanyi
Siriva woli gw'eyawandika olutambi
Lw'obulamu bwange, byona gw'agera
Munange nga bwondaba ninga bwendi
Sirina ssuubi walala yegwe ssuubi
Teri kinanema mukama bw'omba kumpi
Eriiso lyo lirindaba yona jendiba
Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula yeah eh
Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula eh eh
Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula
Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula
Tumute-ndereze, tutendereze omutonzi
Bwentunula jonzijje eyo wansi mubikonge aah, nina okukwebazanga
Nebwembera ng'esuubi linzigwamu
Onzijukizanga nti plan zo zezisinga
Wenkusobyanga, lamuza kiisa kyo
Tondeka kugwayo, yade nga nemwa nyo
Munange nga bwondaba ninga bwendi
Sirina ssuubi walala yegwe ssuubi
Teri kinanema mukama bw'omba kumpi
Eriiso lyo lirindaba yona jendiba
Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula yeah eh
Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula eh eh
Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula
Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula
Ha-ah-ah!
Nsembeza
Nteka kumpi Mukama, nsembeza