0:00
3:02
Now playing: Katonda

Katonda Lyrics by Pallaso


A cobra cobra cobra beats yeah
Unh!
Praise
Gwe katonda, amanyi n'obuyinza katonda
Gwe katonda, amagezi n'obulamu katonda
Gwe katonda, amanyi n'obuyinza katonda
Gwe katonda, amagezi n'obulamu katonda
Ndabye bingi m'makubo gyempise
Nfiridwa bingi, bingi byenfunye
Singa zino chepe nga ndi wamajje
Nandibade General ku bye nsimatuse
Masasi gakubwa, netugwa cover
Tuyise mu busosoze, nsonga za colour
Tupanze bingi nebatulemesa
Naye, tebamanyi gwe mukama osobola (osobola)
Osobola okunteka woyagala (osobola)
Nkimanyi osobola (osobola)
Osobola okumpanika (osobola)
Oh Mukama osobola (osobola)
Amazi nenganywanga nze gyenjagala (osobola)
Nkimanyi osobola (osobola)
Osobola okumpa emirembe
Gwe katonda, amanyi n'obuyinza katonda
Gwe katonda, amagezi n'obulamu katonda
Gwe katonda, amanyi n'obuyinza katonda
Gwe katonda, amagezi n'obulamu katonda
Tusabira ebisenge nebimogoka
Watuwa amalobozi getuba tuyimbisa
Labayo, tuyimba n'ensozi nezifukamira
Lyrics zembawa mbu bebuza azisengeka
Mbu akatabo ka mugenzi Radio yakaleka
Nebabitambuza mbu Weasel ye yakanguza
Masasi gakubwa, netugwa cover
Tuyise mu busosoze, nsonga za colour
Tupanze bingi nebatulemesa
Naye, tebamanyi gwe mukama osobola (osobola)
Osobola okunteka woyagala (osobola)
Nkimanyi osobola (osobola)
Osobola okumpanika (osobola)
Oh Mukama osobola (osobola)
Amazi nenganywanga nze gyenjagala (osobola)
Nkimanyi osobola (osobola)
Osobola okumpa emirembe (osobola)
Gwe katonda, amanyi n'obuyinza katonda
Gwe katonda, amagezi n'obulamu katonda (Herbert Skill pan the one)
Gwe katonda, amanyi n'obuyinza katonda
Gwe katonda, amagezi n'obulamu katonda
Tusabira ebisenge nebimogoka
Watuwa amalobozi getuba tuyimbisa
Labayo