TEWEKOYA Lyrics by Pallaso ft. Sad Torsh


Sad Torsh ya bam bam bam
Pallaso 

If you ever have a problem
Never hesitate to call me
Mbiwulira whatever they're talking
Naye ekka tetulya bigambo
Gwe muntu gwemanyi anjagala
Manvuli yange munkuba
Oyaka tomanyi musana
Nkuyita dobozi lya nyonza
Princess tolina kulumwa
Otambula nebamera fitina
Zinamu nange mpulire bwekkiba
Bano abadongo temuli akukira

Darli wange tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukutekamu aka sente
Tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, byona nabibaze mukwano
Darli wange tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukutekamu aka sente
Tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukulaga omukwano

Kuva kubugere
Paka kumutwe
Sasi ku nyama
Paka ku misuwa

Your body good
Gwendabako nenzira mu mood
Akukwatako atula busungu
Baby let me do
Some little favor we do hmm
Njagala kuloza ku ssupu
Ecupa bagirete ng'eliko omuliro
Tunywe tusanyuke tukwate omunyigo
Waaba Katonda yatukwasa omulimu
Leeka tuzaale tuguse omulimu

Princess tolina kulumwa
Otambula nebamera fitina
Nfilinga mpulire bwekkiba
Bali abadongo temuli akukira

Darli wange tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukutekamu aka sente
Tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, byona nabibaze mukwano
Darli wange tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukutekamu aka sente
Tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukulaga omukwano

Darling if you ever have a problem
Never hesitate to call me
Mbiwulira whatever they're talking
Naye ekka tetulya bigambo

Your body good
Gwendabako nenzira mu mood
Akukwatako atula busungu
Baby let me do
Some little favor we do hmm
Njagala kuloza ku ssupu

Princess tolina kulumwa
Otambula nebamera fitina
Zinamu nange mpulire bwekkiba
Bano abadongo temuli akukira

Darli wange tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukutekamu aka sente
Tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, byona nabibaze mukwano
Darli wange tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukutekamu aka sente
Tewekooya digida, tewekooya
Tewekooya, Nŋenda kukulaga omukwano

Mrs Kampala
Mrs Africa mutala ku mutala
Nebwolaba ntala
Ashon wiz article