The Real Ones Lyrics by Pallaso


Yeah yeah eh
Pallaso
This is for the real ones
The real ones
Baur

I win in silence and let them think
I am losing and they celebrate
I laugh with many but don’t trust any
Coz even the devil was an angel
So how am I to know the real ones?
The real ones
The real ones
When some still fake when we show them real love
Real love

Nze mundeke let me just be myself
And the real ones that are proud of me
Coz I had some say I can never win
But 207 Maine was family
Emitima gy’abantu girimu obukyayi
Okuggyako abo ba kibanda bange
Bo ba ddala
Omukwano gwa ddala
Nebwetukoonagana tetweta

Kabajje kikumi tebatusobola
Bo Mungu ne sitaani bamusinza
Eŋŋoma zibatuulayo ppaka mu byenda
Coz am unstoppable ekyo nkikakasa
Genda obagambe nti e Uganda tukuba
Mu bya ddala ba Mayanja tukuba
Ne mu studio tusulayo tetwebaka
Twali banaku nga tulina okuwatanya

I win in silence and let them think
I am losing and they celebrate
I laugh with many but don’t trust any
Coz even the devil was an angel
So how am I to know the real ones?
The real ones
The real ones
When some still fake when we show them real love
Real love

Nze mundeke let me just be myself
And the real ones that are proud of me
Coz I had some say I can never win
But 207 Maine was family
Emitima gy’abantu girimu obukyayi
Okuggyako abo ba kibanda bange
Bo ba ddala
Omukwano gwa ddala
Nebwetukoonagana tetweta

Katonda anjagala nkimanyi Katonda anjagala
Okumanya Katonda anjagala
Nebwemmusobya era ankuuma
Bangi batoba eyo
N’amaviivi negayiikira ku kyeyo (oh)
Kyokka n’addayo ewaka eyo
Nga ku kyeyo akasente tafunyeeyo
Bangi basoma eyo
Emirimu negibabulako eyo (I know)
Mbasanganga eyo
Abagezi bwe twasomanga eyo
Kangaziwe buli omu n’obulamu bwe
Teri alikungula nsigo nga tasize
Buli omu n’egigye buli omu n’ebibye
Beera musasuzi buli omu n’abeewuwe
Genda obagambe nti e Uganda tukuba
Mu bya ddala ba Mayanja tukuba
Ne mu studio tusulayo tetwebaka
Twali banaku nga tulina okuwatanya

I win in silence and let them think
I am losing and they celebrate
I laugh with many but don’t trust any
Coz even the devil was an angel
So how am I to know the real ones?
The real ones
The real ones
When some still fake when we show them real love
Real love

Nze mundeke let me just be myself
And the real ones that are proud of me
Coz I had some say I can never win
But 207 Maine was family
Emitima gy’abantu girimu obukyayi
Okuggyako abo ba kibanda bange
Bo ba ddala
Omukwano gwa ddala
Nebwetukoonagana tetweta

Bo ba ddala
Nebwetukoonagana tetweta
Mwoto Sound
Mukwano gwa ddala
Nebwetukoonagana tetweta