(Intro)
Kesh on this beat
(Verse 1)
With confidence
Nzikiriza leka mbitte
Okulumwa omutwe
Love kankwenenye
Mukugatika gatika mwatufula myera
Leero Julie, Janet, enkeera Nalubwama
Network yabaaki etaterera
Olukukubira manju nga otolotoma
Tubaweereza airtime ne transport
Enkeera olumala nemutatuuka
Nakukwaanye jjo enkeera walukuba
Mbu baby okimanyi birthday yankya?
(Pre-Chorus)
Love eruma ekozza nze ngyesonyiye
Ssi mwaavu mugagga bagyevuma kangyesonyiwe
Love
(Chorus)
Ndi single, single, single
Sikyayina gayiwawo mubiri nze
Single, single, single
Anti bw'osika ekitajja
Ndi single, single, single
Sikyayina gayiwawo mubiri nze
Single, single, single
Anti bw'osika ekitajja
(Verse 2)
Panadol panadol overdose
Wakima dose nofuna overdose
Bwe biruma we binyiga we biruma
Anti love nyo nyo nyo nyooo
A Panadol panadol overdose
Wakima dose nofuna overdose
Biruma binyiga biruma
Anti love nyo nyo nyo nyooo
(Pre-Chorus)
Love eruma ekozza nze ngyesonyiye
Ssi mwaavu mugagga bagyevuma kangyesonyiwe
Love
(Chorus)
Ndi single, single, single
Sikyayina gayiwawo mubiri nze
Single, single, single
Anti bw'osika ekitajja
Ndi single, single, single
Sikyayina gayiwawo mubiri nze
Single, single, single
Anti bw'osika ekitajja
(Verse 3)
With confidence
Nzikiriza leka mbitte
Okulumwa omutwe
Love kankwenenye
A Panadol panadol overdose
Wakima dose nofuna overdose
Biruma binyiga biruma
Anti love nyo nyo nyo nyooo
Ffe kati twadda mu kutemesa butemesa
If you want fake love come to me now
Omutima bansika ne banjuza yuza
Bano ba buddy ssi ba buddy
(Pre-Chorus)
Love eruma ekozza nze ngyesonyiye
Love
(Chorus)
Ndi single, single, single
Sikyayina gayiwawo mubiri nze
Single, single, single
Anti bw'osika ekitajja
Ndi single, single, single
Sikyayina gayiwawo mubiri nze
Single, single, single
Anti bw'osika ekitajja