0:00
3:02
Now playing: Naki

Naki Lyrics by Rickman Manrick ft. DT Timo


Yo! (Rickman!)
A Rickman Manrick nga bulijjo asitama ku hummer nga basama (DT Tim)
DT timo
(Artin on the beat)
Eh! Naki Naki
Gwenono Naki Naki
Wulira! Naki Naki
Nono gwe Naki Naki!
Naki Naki
Wulira gwe! Naki Naki
Nono gwe Naki Naki
Nono gwe Naki Naki
Naki mwana lwaki tompulira?
'Kiziki kyenkuba eno bakiwulira
Bu ddemu bungi mwana obuntunulira
Bafala bangi mwana basamalira
Naki, lwaki tonzigulira?
Buli bwenjifuluma ng'onzigalira
Buli wenkukonkona ng'onkanulula
Naki, lwaki tonzijulira?
Okimanyi nze bwofuna nze sikotogera
Okimanyi nze bwompita nze ne ngoberera
Okimanyi nze bwompa nendya ne nsolobeza
Okimanyi byebogera nze sibiwulira
Eh! Naki naki
Gwenono Naki Naki
Wulira! Naki Naki
Ngamba gwe Naki Naki! (Eh, eh)
Naki Naki
Naki Naki
Eeh, Naki nono mwana yeraga bitya!
Bukyali bungi mbuno mwana obumutya
Naki, mbulira ffe tukoze tutya
Tudayo waka oba oli mukutya
Nja kubebera mpaka nokumakya
Ndi serious no oja nakutya
Eh, bi vodka nga byokya
Nkugoberera nfunye akakyakya
Ntinda bukoto mpaka kamwokya
Naki, nkuyita nga tojja
Naki, nkoye ebyokusojja
Obweda byona byonywa mbiguza majja
Ondabisa ononkwasa n'abamanja
Naki, onkwasa n'abamanja
Naki naki na-na-na-na
Naki Naki
Naki Naki
Gwenono Naki Naki
Wulira gwe! Naki Naki
Gwenono Naki Naki! (Eh, gwe)
Naki Naki
Wulira gwe! Naki Naki
Gwe, eh Naki Naki
Nono gwe Naki Naki
Okimanyi nze bwofuna nze sikotogera
Okimanyi nze bwompita nze ne ngoberera
Okimanyi nze bwompa nendya ne nsolobeza
Okimanyi byebogera nze sibiwulira
Okimanyi nze bwofuna nze sikotogera
Okimanyi nze bwompita nze ne ngoberera (da da da-)
(Okimanyi nze bwompita)
(Sikotogera)
(Okimanyi nze bwompita)
(Ne ngoberera)
Gweno Naki Naki!
Naki Naki
Gweno Naki Naki!
Naki Naki