0:00
3:02
Now playing: Omutima

Omutima Lyrics by Sharry Monks


Babe ah, Babe ehhh
Sharry Monks
I'm done, please calm down
Street Lawyers Music
Babe ah, Babe ehhh

Mashup the beat, Shafy

The night I cursed
Is full of love
I fell in love
N'omwaana onno
Yalina omukwano
Ogwekimerika
Nanfiriza gunno
Ogwekifirika
Nayeeee omwaana onno
Omwaana onno
Ki yyee nze aba akaaba

Bwenagulawo omutima
Babe lwaaki tewagaana
Omutima bwenagukuwa
Naye lwaaki mba nkaaba
Bwenagulawo omutima
Babe lwaaki tewagaana
Omutima bwenagukuwa
Naye lwaaki mba nkaaba

Bw'oba olaba tonsanira
Yeah
Ng'omutima gwo gukwesize

Eh babe, please calm down
This is love, not a war
Omutima gwekanze
Bwenakulabye weppise
N'emisiwa gyesibye
Olw'amaziga genjiye

Bwenagulawo omutima
Babe lwaaki tewagaana
Omutima bwenagukuwa
Naye lwaaki mba nkaaba
Bwenagulawo omutima
Babe lwaaki tewagaana
Omutima bwenagukuwa
Naye lwaaki mba nkaaba

Bw'oba olaba tonsanira
Ng'omutima gwo gukwesize

All this love
Imma let it go
Going away from your Life
I fell in love
N'omwaana onno
Yalina omukwano
Ogwekimerika

Bwenagulawo omutima
Babe lwaaki tewagaana
Omutima bwenagukuwa
Naye lwaaki tewagaana
Bwenagulawo omutima
Babe lwaaki tewagaana
Omutima bwenagukuwa
Naye lwaaki mba nkaaba

Babe ah, babe eehhh
I'm done, please calm down
Gonna Killa Vybe
Babe ah, babe eehhh

Eh, eh