(Intro)
Well done di master
Chemical Ali Nicer
Fine African diva
(Verse 1)
Can you be my one last chance
Bw'ogaana eno love ngireka
Aka kiss kewampa luli
Kandalula tondaba enjogera
Watunkula feeling ewange kati mweezi mulamba, eeh
Can you rematch neerwaze osobole okujja
(Pre-Chorus)
Nkusaba bw'omala okukirowoozako (loozako)
Come to me no combido
Olabika wagenda mu somero
Kuba ndaba omanyi nnyo
(Chorus)
Baby, nze ŋŋamba love erinye
Oli eyo olinda bidde (olinda bidde)
Eno love erinye
Ggwe tolaba kyendaba
Baby, nze ŋŋamba love erinye
Oli eyo olinda bidde (olinda bidde)
Eno love erinye
Ggwe tolaba kyendaba
(Verse 2)
The day you'll let me in
Olimanya bwenali omuyi
Nga ggwe antaasa manyi omanyi
Nnyo nkuliyo n'ebya bali
Wadde ondiwala mile munaana
Nfuba nnyo okuliraana
I won't let anybody okutawaanya
My love, love
(Pre-Chorus)
Nkusaba bw'omala okukirowoozako (loozako)
Come to me no combido
Olabika wagenda mu somero
Kuba ndaba omanyi nnyo
(Chorus)
Baby, nze ŋŋamba love erinye
Oli eyo olinda bidde (olinda bidde)
Eno love erinye
Ggwe tolaba kyendaba
Baby, nze ŋŋamba love erinye
Oli eyo olinda bidde (olinda bidde)
Eno love erinye
Ggwe tolaba kyendaba
(Verse 3)
Can you be my one last chance
Bw'ogaana eno love ngireka
Aka kiss kewampa luli
Kandalula tondaba enjogera
Watunkula feeling ewange kati mweezi mulamba, eeh
Can you rematch neerwaze osobole okujja (Empower)
(Bridge)
Wadde ondiwala mile munaana
Nfuba nnyo okuliraana
I won't let anybody okutawaanya
My love, love
(Chorus)
Nze ŋŋamba love erinye
Oli eyo olinda bidde (olinda bidde)
Eno love erinye
Ggwe tolaba kyendaba
Baby, nze ŋŋamba love erinye
Oli eyo olinda bidde (olinda bidde)
Eno love erinye
Ggwe tolaba kyendaba