(Intro)
Ku Pilo ekiro
Nkaaba linya lyo my lover
Ku Pilo ekiro
Negakulukuta ng'enyanja
(Nessim Pan Production)
(Verse 1)
Omulungi darling baby
Nali nkutadde twetadde
Kubanga twagezaako netulemelako, nekigaana
Naye eno siri very
Omukwano guli heavy, olwatuuse
I just need my baby
(Pre-Chorus)
Sikyaloota, ooh
Bwentufuna nebakayo ssawa
Sikyasobola loota
Yeggwe ddagala
(Chorus)
Ku Pilo ekiro
Nkaaba linya lyo my lover
Ku Pilo ekiro
Negakulukuta ng'enyanja
'Cause I miss your love
I can't believe its over
Ku Pilo ekiro
Nkaaba linya lyo my lover
(Bridge)
Nkooye okwegumya
Nkooye okwesubya, ah
Nkooye nze okwelumya
Baby where you are?
Baby where you are?
Nkooye nze okwegumya
Kuba manyi osubwa
Naawe wesubya haa, oouu oouu
Tuve mu kwekoza
Come and show me love, love
(Pre-Chorus)
Sikyaloota, ooh
Bwentufuna nebakayo ssawa
Sikyasobola loota
Yeggwe ddagala
(Chorus)
Ku Pilo ekiro
Nkaaba linya lyo my lover
Ku Pilo ekiro
Negakulukuta ng'enyanja
'Cause I miss your love
I can't believe its over
Ku Pilo ekiro
Nkaaba linya lyo my lover (S.K.I.E.S)
(Refrain)
Omulungi darling baby
Nali nkutadde twetadde
Kubanga twagezaako netulemelako, nekigaana
(Bridge)
Nkooye okwegumya
Nkooye okwesubya, ah
Nkooye nze okwelumya
Baby where you are?
Baby where you are?
Nkooye nze okwegumya
(Chorus)
Ku Pilo ekiro
Nkaaba linya lyo my lover
Ku Pilo ekiro
Negakulukuta ng'enyanja
'Cause I miss your love
I can't believe its over
Ku Pilo ekiro
Nkaaba linya lyo my lover
(Outro)
Herbert Skillz pon dis one
It's over