Ayagadde Mune Lyrics by Shena Skies


Original
Shena Skies
City Boy Beat this beat (Skillz)


Babiri babiri
Quran ne zabuli
Mu ghetto ne mulubiri
Everybody want love, love
Njagala nkwagale
Tufuke ne example
Bagambe tube nga bali, bali
Njagala nga bali, bali

Guba nga kitaala, gukumulisa
Gusinga bizigo okunyiliza
Naye lwegubuze wo ne buziba
Omutiima negukona nga kakondo

Omwana ayagadde mune
Ayagadde mune
Omwana ayagadde mune eh eh
Gunyuma omukwano gunyuma
Mune Ayagadde mune
Omwana ayagadde mune eh eh
Gunyuma omukwano gunyuma

Obulwadde buluma naye
Omukwano gususe wo
Gukukuba nga mwenge
Wesanga gukujeko
Nze muli omutiima gwasaze wo
Guba nga kyitambo
Omukwano guninyeko

Guba nga kyitala gukumulisa
Gusinga bizigo kunyiliza
Naye lwegubuze wo ne buziba
Omutiima negukona nga kakondo

Omwana ayagadde mune
Ayagadde mune
Omwana ayagadde mune eh eh
Gunyuma omukwano gunyuma
Mune Ayagadde mune
Omwana ayagadde mune eh eh
Gunyuma omukwano gunyuma

Babiiri babiiri
Quran ne zabuli
Mu ghetto ne mulubiri
Everybody want love, love
Omwavu no omufunyi
Gubalumya kyibuli
It don′t care who you are
Yeah everybody want loving, love

Omwana ayagadde mune
Ayagadde mune
Omwana ayagadde mune eh eh
Gunyuma omukwano gunyuma
Mune, ayagadde mune
Omwana ayagadde mune eh eh
Gunyuma omukwano gunyuma

S.K.I.E.S original
Gunyuma gunyuma yeah, Na na na na na
Gunyuma omukwano gunyuma