0:00
3:02
Now playing: Kilowoozo

Kilowoozo Lyrics by Shon Wyz


(Intro)

Are you!!
Birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkujje mu birowoozo
Aaah, ratatata kata … kata, yeah
(Oyo Mukambwe) (Shaq)
A Shon Wyz again, uh uh

(Verse 1)

Nalulungi bw’aguma
Nalulungi bw’aguma n’aguma nafumba
Omutima bwakuwa
Omutima bwakuwa n’amala n’asiima
You can’t resist the love
Care gy’akuwa bw’emala ne swiika
Ah, that’s how I fell in love

(Chorus)

Kati tanva ku birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkusuule birowoozo
Tanva ku birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkusuule birowoozo
(Ratata kata kata)

(Verse 2)

She’s a magician
She deh switch my mind-o, my mind-o
She deh make feel
She’s a one of a kind-o, of a kind-o, yeah
Bw’osigala obulamu bwa kette
Naye calamity ngifuna when you come baby (baby)
Kuba nze gw’osabulira obukette
Bambi ne ndoba ggwe mwatu nengwa n’olubege
Eeh, shubirubiru my baby, eh
I want the ekiwatto enjoy
Shall will you my baby, yeah
Ggwe tonva ku birowoozo

(Chorus)

Ggwe tonva ku birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkusuule birowoozo
Tonva ku birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkusuule birowoozo
(Ratata kata kata)

(Verse 3)

Nalulungi bw’aguma
Nalulungi bw’aguma n’aguma nafumba
Omutima bwakuwa
Omutima bwakuwa n’amala n’asiima
You can’t resist the love
Care gy’akuwa bw’emala ne swiika
Ah, that’s how I fell in love
Bw’osigala obulamu bwa kette
Naye calamity ngifuna when you come baby (baby)
Kuba nze gw’osabulira obukette
Bambi ne ndoba …

(Chorus)

Ggwe tonva ku birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkusuule birowoozo
Tonva ku birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkusuule birowoozo
(Ratata kata kata)

(Chorus)

Kati tanva ku birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkusuule birowoozo
Tanva ku birowoozo
Birowoozo, birowoozo
Siri funa kirowoozo
Mbu nkusuule birowoozo
(Ratata kata kata)

 



About the song "Kilowoozo"

Kilowoozo” is a song written and performed by Ugandan singer Shon Wyz (real name Kitimbo Andrew). The song was produced by Shaq On De Beat, and released on October 11, 2024.