Siri Regular Lyrics by Spice Diana


Brian Beats

Nooma nooma
Eh nooma nooma
Le le li le le le

Omukwano guluma ng’akaddaliddali
Osiita, otakula bw’osiisiitira eh
Eyasembayo n’eyasooka bwebityo
Aah bwebityo, tebiriimu bya kusosola
Eyafuna aduulira munne mbu mwadiba
Ataafuna yeewozaako mbu mwapapa, yeah
Laba oyiika oggwawo wenna okaddiye
Mbu lwa mukwano love erabika yakusala, eh
Nze ndi mumbejja njawukamu kko
Tebambuza otulo
Bw’anjagala anjagala kumakya mu ttuntu
Kko n’ekiro
Ndi wa mbala super quality
Tugende ng’omanyi
Nti wamma ebyange bikyukamu kko

Yadde olina bangi b’olaba eyo
Ssiri regular
Yadde abawala bakwefasa eyo
Ssiri regular
Yadde olina abakulwanira eyo
Ssiri regular
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular
Yadde olina bangi b’olaba eyo
Ssiri regular
Yadde abawala bakwefasa eyo
Ssiri regular
Yadde olina abakulwanira eyo
Ssiri regular
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular

Baakuyuuzayuuza, baakukooya
Baakulimbalimba nga ba lawyer
Baakufumita omutima baagumenya
Baagunuuna nze doctor azze ogukwata
Nguzze mu nteeko
Nkuwa chocolate awoomerera
Nkuwa agondagonda atalumira
Tuva Canada ewaffe twekulira bambuulira
Twawulira, twaggumira ssi bino eby’abo

Yadde olina bangi b’olaba eyo
Ssiri regular
Yadde abawala bakwefasa eyo
Ssiri regular
Yadde olina abakulwanira eyo
Ssiri regular
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular

Eh eh
It’s another day for you uh
My baby you uh
Nkwagala loving you, you you
You you you you
Nze ndi wa ddala wa njawulo oh
Ssi bali ba fake fake
Naawe labayo stake
Herbert Skillz pon dis one
Eh eh, Spice Diana again
Ssiri regular
Nince Henry the writer again
Ssiri regular
Sho
Yadde olina abakulwanira eyo
Ssiri regular
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular