0:00
3:02
Now playing: Nze Nakiriza

Nze Nakiriza Lyrics by Spice Diana, Vyroota

(Intro)

Vyroota (Nessim Pan Production)
Spice Diana

(Verse 1)

Atuuse ndabirawa darlie wange
Mulabe omwana wasikayo essanyu lyange
Kakana nzuuno maama, aah
Ntuuse
Ebyalema bali mbereese
Segaane lubirizi lwange
Omukwano nkwagala togaana
Abalala abanepikira
Banswamyeko number, ba user
Yeah, kiriza nze atalimba
Era bwontwala
Nkusubiza bae ku kizinga gyetulisenga eyo
You and I yeh

(Chorus)

Nogaana ondeka mu banga (nze nakiriza ye!)
Ebirooto byo ŋŋenda bikola daily (ewange nakiriza ye!)
Olaba otya ng'okyadde ko ewaffe (nze nakiriza ye!)
Maama ne taata balinze ggwe (ewange nakiriza ye!)

(Bridge)

Tambula ndabe darling
Omulungi wange
Ebyange kankuwe beibe, aah

(Verse)

Ntwale ono abangi gwe bawaana
Nsingo biseera
Omulungi atayomba yoono maama
Hmm, mmh, baby ye!
Nze kankutwale ekka bwetiye
Omukwano gwo mungi
My baby, gukwate gunjire

(Refrain)

Nkomye ku ggwe
Bali sibaddira
Nze kenfunye ggwe
Bali sibaddira
Nkomye ku ggwe
Bali sibaddira
Nze kenfunye ggwe
Bali sibaddira

(Chorus)

Nogaana ondeka mu banga (nze nakiriza ye!)
Ebirooto byo ŋŋenda bikola daily (ewange nakiriza ye!)
Olaba otya ng'okyadde ko ewaffe (nze nakiriza ye!)
Maama ne taata balinze ggwe (ewange nakiriza ye!)

(Bridge)

Nze atalimba era bwontwala