Vanessa Lyrics by TomDee UG ft. Agatha


Eh a TomDee E
A TomDee E E E
International, to the E E E E

Oli mulungi Vanessa bulijjo
Omulungi Vanessa lwa leero
Vanessa Vanessa Vanessa tompona leero
Oli mulungi Vanessa bulijjo
Omulungi Vanessa lwa leero
Vanessa Vanessa Vanessa tompona leero

Mmmh, nakusindikira ebirabo n'obikasuka
Nensalawo nzijje ko awo wooli notawanyika
Ekyo kyamenya omutima nange kwekukusika
Nze wankuba oluyi Vanessa sirikidira
Nataka wuwe upande wangu
Una sumbuwa sumbuwa mimi
Mimi nitakuwa idi nitakuwowa
Olu Swahili lubuze jangu ekka

Oli mulungi Vanessa bulijjo
Omulungi Vanessa lwa leero
Vanessa Vanessa Vanessa tompona leero
Oli mulungi Vanessa bulijjo
Omulungi Vanessa lwa leero
Vanessa Vanessa Vanessa tompona leero

•••

Nkusanga ne mikwano gyo luli ekiro
Lwe wampitako wambuza luli otulo
Nakuyita Vanessa bambi sembera oh
Ekyava gyoli wankuba zi ignore

Oli mulungi Vanessa bulijjo
Omulungi Vanessa lwa leero
Vanessa Vanessa Vanessa tompona leero
Oli mulungi Vanessa bulijjo
Omulungi Vanessa lwa leero
Vanessa Vanessa Vanessa tompona leero

Njagala nkutwale ko ebulaaya mu America
Mmale nkutwale Hong Kong mu ba China
Njagala nkukomyewo wano eno mu ba Frika
Nkulayirira Vanessa nja ku bikola
Nataka wuwe upande wangu
Una sumbuwa sumbuwa mimi
Mimi nitakuwa idi nitakuwowa
Olu Swahili lubuze jangu ekka

Vanessa
Challenger, (wangi), Mumaze