0:00
3:02
Now playing: Raniah

Raniah Lyrics by Victor Ruz


huuuuu yeee baibe
yeeye mmmmmh
binji byenasalawo okwewala
nga njagala omatire kyolaba
naye buli lwosirika nyo ngo nyiize
nze mbulwa n"otulo jensula
omutima gukubeere wamu omwagalwa
yegwe ndagiriro jenesiga
obulamu wotooli sigenda mumaaso sida mabeega
ndiwo kuwa mirembe munange
abalala kyebatakola
nkutijise mu beewuwo na bange
ooooh Raniah wanesiga
newelesa abasente ndayila tolikyejusa
leka nkuwe emirembe baibe
kye kigendererwa
dembe mirembe mirembe
dembe mirembe mirembe Raniah jogwanira
Dembe mirembe mirembe
dembe mirembe mirembe raniah jogwanira
mumwezi gwomunana wampola ebanja
wewarisikinga
bitala byakka red naye gwe watala afia okumponya
lwolibulawo nze ndintya aaha
nkusaba tosibulanga manya nti toligwa beeyi
oli high grade ewaje codviser
ndiwo kuwa miermbe munange
abalala kye batakola
nkutijisse mubewuwo nabanange
ooooh Raniah
teliba alivayo akwengange
silimenya byenasubiza
ndiwo kuwa miremebe
dembe kye kigendererwa
uuuuh baibe dembe mirembe oooh Raniah
mirembe mirembe mirembe Raniah jogwanila [jogwanila]
Dembe mirembe mirembe aah yeeee mirembe
dembe mirembe mirembe Raniah jogwanila
binji byenasalawo okwewaala
nga jagala omatile kyalaba
naye buli lwosilika enyo ngonyiize
nze bulwan"otulo gyensula
mutima gubeere wamu omwahalwa
yegwe ndagiliro gyenesiga
obulamu wotoli sigenda mumaaso sida mabega
Dembe mirembe mirembe
dembe mirembe mirembe Raniah jogwanila
dembe mirembe mirembe
Dembe mirembe mirembe Raniah jigwanira