Alabika ono gwebagamba Mubalungi eyasigala Nze kale nebwebakuswaza Nkwagala era nkwesiga Ono tomuyita Katemba Omutima gwange bambi gwakusima Nga yadde bali bakuteeze Gwe balage twefuna, ah baby Kiba kitya nga tunyumya nga bwetuseka abeffutwa nga balumwa Nze nsune guitar ngiwoomese Nga bwenyimba Akayimba k'omutima nti Nkusaba mukwano tolumya Omutima gwange yegwe gwe gwantuma Gwantegeza nti gwe yawangula Bwewajja nonyiga ebiwundu byawona Nkusaba mukwano tolumya Omutima gwange yegwe gwe gwantuma Gwantegeza nti gwe yawangula Bwewajja nonyiga ebiwundu byawona Kati omutima gwawona Bwenakufuna omutima gwawona Nze nelwenfunye ebinsumbuwa Ndowooza kugwe mumutima nempona Kati omutima gwawona Bwenakufuna omutima gwawona Nze nelwenfunye ebinsumbuwa Ndowooza kugwe mumutima nempona Kati nkugamba bye nkugamba Obifudde byakusaaga oseka Laba obitademu katemba Akatebe k'omukwano kanjokya Tujiewo amalala Olwo omukwano Gwaffe gubale ebibala Yadde nga amazima manyi obalaba Abansinga okunyirira bawera eyo Nkusaba jawo amalala Omukwano gwaffe gubale ebibala Yadde nga amazima manyi obalaba Abansinga okunyirira bawera eyo Kiba kitya nga tunyumya nga bwetuseka abeffutwa nga balumwa Nze nsune guitar ngiwoomese Nga bwenyimba Akayimba k'omutima nti Nkusaba mukwano tolumya Omutima gwange yegwe gwe gwantuma Gwantegeza nti gwe yawangula Bwewajja nonyiga ebiwundu byawona Nkusaba mukwano tolumya Omutima gwange yegwe gwe gwantuma Gwantegeza nti gwe yawangula Bwewajja nonyiga ebiwundu byawona Kati omutima gwawona Bwenakufuna omutima gwawona Nze nelwenfunye ebinsumbuwa Ndowooza kugwe mumutima nempona
Show more