Jeguli Lyrics by Zafaran


Intro
Zafaran
Na Swnag Avenue

Verse I
Abaana ba city nali nabataa
Bwotegendereza bakutila awo
Tebalina nsonyi iyi natya
Bano batulugunya ne falao
Omukwano bwebasusa bakuwa bikutaa
Bo nebasigala eyo mu pilao
Onfaze nti for worse or for better
Ondaze nti love yafe enunji yakubaawo
Siri kugoba nti wendi vaawo
Guno omukwano gwali gwa kubaawo
Siri kugamba nti awanyi waawo
Onzibude maaso

Chorus
Omukwano jeguli
Wowe maama jeguli
Nze nkakasiza era
Ndabyeko maama jeeguli
Mwana watu jeguli
Ondaze nti jeguli
Nze nkakasiza era
Ndabyeko maama jeeguli
Eehiii

Verse II
Aga nyabo jeguli…
Bulijo byendaba ku tv jyebili…
Nze nawulila ntya wotoli?
Tobanga love jolina
Wajija mu bayibuli laba
Love ya yange ayali yabila
(drown)
Nga nekisawo kyobusungu
Kyali kyajula
Naye omukwano nogukwekula
Bwewaja bwooto
Omukwaano noguvumbula

Chorus
Omukwano jeguli
Wowe maama jeguli
Nze nkakasiza era
Ndabyeko maama jeeguli
Mwana watu jeguli
Ondaze nti jeguli
Nze nkakasiza era
Ndabyeko maama jeeguli
Eehiii

Verse III
Bwengwa mutagali
Gwayanguwa
Namaziga gwasangula
Gwemanya gwampangula
Mukazanyo komukwano
Gwawangula
Yah you got,
Yah u got it all
Yah you got it beibe
Yah you got it all
Ondaze nti,
For worse or for better
Ondaze nti,
Love yaffe nunji yakubawo
Silikugoba nti wendi vaawo
Gunomukwano gwali gwakubawo
Silikugamba nti awanyu wawo
Onzibudde maaso

Chorus
Omukwano jeguli
Wowe maama jeguli
Nze nkakasiza era
Ndabyeko maama jeeguli
Mwana watu jeguli
Ondaze nti jeguli
Nze nkakasiza era
Ndabyeko maama jeeguli
Eehiii

Omukwano jeguli
Wowe maama jeguli
Nze nkakasiza era
Ndabyeko maama jeeguli
Mwana watu jeguli
Ondaze nti jeguli
Nze nkakasiza era
Ndabyeko maama jeeguli
Eehiii