Mwoto / Sweetheart (Acoustic) Lyrics by Zafaran


[MWOTO]

Ontadde ku kikwanso oh bebi...
Laba nze ndi ku luti mpalira
Nkuwe omutima, sente oba tomanyi
Nze byontaddemu ompalura

Nga ndi ku mwoto oh oh oh
Obulungi bwo nno mwoto
Gwe sembeza ekyoto oh oh oh
Baby dance do de follow
Nga ndi ku mwoto oh oh oh
Obulungi bwo nno mwoto
Gwe sembeza ekyoto oh oh oh
Baby dance do de follow

My baby ekirabo kwata,
Mu byonna byendabye onkyamula
My baby no mutima kwata my baby

I give it to you
You are the one i love
Come to me my lover
My prince yeeey,
Tombeera distance eh
You're the weakness
Your love is my business
I give it to you give me my fire love
I need a good love cool love

Nga ndi ku mwoto oh oh oh
Obulungi bwo nno mwoto
Gwe sembeza ekyoto oh oh oh
Baby dance do de follow

Ajigi ajigi baby 
Gwe kyeza gwe nyenya baby
Ajigi ajigi baby 
My baby

Ontadde ku kikwanso oh bebi
Nkuwe omutima, sente oba tomanyi
Byontaddemu ompalura

Mwoto oh oh oh
Obulungi bwono mwoto
Sembeza ekyoto oh oh oh
Baby dance do de follow
Ngandi ku mwoto oh oh oh
Obulungi bwono mwoto
Sembeza ekyoto ehh
Baby dance do de follow

[SWEETHEART]

Title ya my lover kanjikuwe
Kuba amasanyu ompeera mu bandale
Butabo bakuba bungi bansomere
Matu gabisambajja mabbali

Gunno mukwano gwetwafunye
Lugero luwanvu okira ku Ofwono
Ddoboozi erileeta enyonyoogeze
Ndiseera abalyagala ku mikolo
Ndikwewala ntya wansensera
And never show me no way
Nkulowoozako obwongo buneesera
I don't wanna miss you no day

Bwebambuuza ogenda wa
Kusanga sweetheheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki bintu bya sweetheart
Omwana yakiteekamu heart
Kale bba kampite sweetheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki kujja kwa sweetheart
Ne future yajizanyako art

Ku bill ya baby bampe ku care
Ne ka space nsonde ku air
Mba mu fear bwataba here
Ekituufu si bwe nali ba dear
Wanno na wa, eza mafuta ninamu
Nina ne money byayagala ngulamu
Kawa, wamma sikyekekamu
Gwe kasuwa ka love yange kamu

I support you no matter the rival
Obasobola naddala nga kwendi
Tell me how can I motivate you
Oobenga tonva wanno kuba

Bwebambuuza ogenda wa
Kusanga sweetheheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki bintu bya sweetheart
Omwana yakiteekamu heart
Kale bba kampite sweetheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki kujja kwa sweetheart
Ne future yajizanyako art

Title ya my lover kanjikuwe
Kuba amasanyu ompeera mu bandale
Butabo bakuba bungi bansomere
Matu gabisambajja mabbali

Gunno mukwano gwetwafunye
Okira ku Ofwono

Hmmm Eeeyyii

Sweetheart