Gwe wasalawo okole bwotyo
Amaka gwo nogayisamu amaaso
Laba bwofanana kumya egyo
Obulamu wabutekamu ekyegyo
So nakubulira nga oyige
Nti omukazi tebamukwata batyo
Gwe nga ombadala bubadazi
Nga omukwano gwe omanyikimu sente
Kubye wanziramu nkutya nze
Bwe ndaba nga wegonza bwotyo
Watabuka wamera amagimbi.Ahaaahaa.Aa
Laba bwofananna kati
Olinga embuzi eyasuze kukyoto
Kati nze omukazi mugambe ntya
Nga wamugamba gyolaze tajja
Gwe wasambira nga eka
Totuma nze gendayo omugambe
Kubanga guluma yaguza
Genda omale ensongazo
Omutima kimanye
Genda omale ensongazo
Ebyomukwano biba byababiri
Genda omale ensongazo
Guluma yaguza Manya
Genda omale ensonga zo
Ooohh
Sente tuzagala naye
Tufune ekipimo zifune wezikoma
Omukeano tegugatwa na nsimbi
Wobigata ekimu kikona
Gwe wakola buli kaze
Nokamalayo mu nsi nganaye ye aguma
Obuwala nobusomba sombanga
Nobuyinginza nga mu nju
Bwakugambako nokuba
Kati mbu okaaba
Omusujja gukukwata
Okwo kusaaga
Oli mumatanta
Eeeeyii
Sikusekerera naye
Manya mu mukwano mubamu okweguya
Muno bwagula ki sikati
Nga ofumba ka ccayi
Si buggagga newewataba sukaali
Ofuna kadalasini
Kyenva nkugamba waluganda
Gendayo.Omwetondere
Kubanga guluma yaguza
Genda omale ensongazo
Omutima kimanye
Genda omale ensongazo
Ebyomukwano biba byababiri
Genda omale ensongazo
Guluma yaguza manya
Genda omale ensonga zo
Yangamba akaba bambi
Muli akyakupenda walayi
Oooo
Mbuwabadala mubadale