Kisukkawo Lyrics by Carol Nantongo


(Intro)

Mmmh
Ggwe laba omutima gunuma
Paka lw'otuuka (Nessim pan production)

(Verse 1)

Ndi original sikoperera
Nze eyatukirira
Ndi kyakulya ku ssowani
My love is sweeter darling
Bebe, so whenever you're ready
Nkulinze like so ready
I got nobody
Your love is all I need

(Chorus)

Nze bwemba mu love, eh
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Kabampite newcomer
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Mba biwanvu nnyo
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Nina love ndala nnyo
Kisukkawo
Nkisussa

(Bridge)

Njagala meeting in your heart
Twogere no tit for tat
Nkusaba meeting eeh ha
My baby boo

(Verse 2)

Ggwe yanfunza
Mbulako birungo kusiika
Oli wanjawulo nnyo
Era omutonzi musinza
Kuba onyumira okulaba
Nga skit za Amalula
Oli wa bbula
My baby boo

(Chorus)

Nze bwemba mu love, eh
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Kabampite newcomer
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Mba biwanvu nnyo
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Nina love ndala nnyo
Kisukkawo
Nkisussa

(Verse 3)

Nkubalirako baby
Bala by'obala ng'ombala
Obasingako darlie
Nze obulungi bwo bummala
Ndi original sikoperera
Nze eyatukirira
Ndi kyakulya ku ssowani
My love is sweeter darling
Bebe, so whenever you're ready
Nkulinze like so ready
I got nobody
Your love is all I need

(Chorus)

Nze bwemba mu love, eh
Nkisussa ne kisukkawo
Kabampite newcomer
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Mba biwanvu nnyo
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Nina love ndala nnyo
Kisukkawo, ooh
Nkisussa

(Chorus)

Nze bwemba mu love, eh
Nkisussa ne kisukkawo
Kabampite newcomer
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Mba biwanvu nnyo
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Nina love ndala nnyo
Kisukkawo
Nkisussa

(Outro)

Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo
Kisukkawo
Nkisussa ne kisukkawo


About the song "Kisukkawo"

"Kisukkawo" is a song written and performed by Carol Nantongo. It was produced by Nessim, and released on Jan 9, 2025 through TCN Music.