Oliwa oliwa? Oh my baby where you are? Oliwa oliwa? Oh my baby where you are? Nessim Pan Production
Gwe ate nze atali machine N’emyaka mito miteen Wabaawo ekibanja Kyokka ng’okimanyi gwe abireeta Ekimbunya amasuuka My babe gwe abireeta Jangu ondabe ntaawa I wanna see you
Ntidde nnyo leero Enju eringa erimu omuntu Bwotajje leero Ntuuse okwekola ekintu Oliwa oliwa? Oh my baby where you are? Oliwa oliwa? Oh my baby where you are?
Okunsanga n’obutansanga Gyonaviira ebweru w’eggwanga Wayigira wa ebintu by’okulumya? Ndowooza olaba bulijjo byeggamba Ondowoozesa nnyo n’ontabula obwongo Oba wankola ki ekyo n’onteeka mu circle! Buli lukya nkutaawa Wootali mpulira eno ebikoona Ssikulimba nkugamba Ojje osibeko eno amakanda
Ntidde nnyo leero Enju eringa erimu omuntu Bwotajje leero Ntuuse okwekola ekintu Oliwa oliwa? Oh my baby where you are? Oliwa oliwa? Oh my baby where you are?
Babe teekawo embeera Aah teekawo embeera Kuba nninze nnyo Oba nkunyiizizza onsonyiwe Oliwaaaaa? Otuuse waaaaa? Okunsanga n’obutansanga Gyonaviira ebweru w’eggwanga Wayigira wa ebintu by’okulumya? Ndowooza olaba bulijjo byeggamba
Ntidde nnyo leero Enju eringa erimu omuntu Bwotajje leero Ntuuse okwekola ekintu Oliwa oliwa? Oh my baby where you are? Oliwa oliwa? Oh my baby where you are?
Ntidde nnyo leero Enju eringa erimu omuntu Bwotajje leero Ntuuse okwekola ekintu Oliwa oliwa? Oh my baby where you are? Oliwa oliwa? Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa? Oh my baby where you are? Oliwa oliwa? Oh my baby where you are?