Nyange Lyrics by Eddy Kenzo, Green Daddy, Grenade Official


(Prelude)

Jangu
Labayo, labayo
Labako bulabi naye togula
Emmali nyina ntono

(Intro)

Dra-drangoda
A one planet
Lingwada
Green daddy
A Greenade
Kenzo, pata pata boom

(Verse 1)

Labako bulabi naye togula
Emaali nina ntono saagala bagigula, ya
Siyina budde naye tompapya
Tompitayitako saagala babigula, yo
Boi ndimu jjuwa nasomera bujaidini
Nyinamu ka tai-chi nnakayiga Chinese
Mbeerayo oluusi ne bali aba Japanese
Ching ching chong cheng olwo lu China 
Biri bai dai see, olwo lumerica
Bai dai bai lo olwo lu Portugal

(Chorus)

Nze ninga nyange ninga nyange
Kati njisimbule
Nebwonkuba amanda nze bw'etonya entukuza
Wama njisindike
Nze ninga nyange nyonyi nyange
Kati njisimbule
Nebwonkuba enfuufu era bw'etonya entukuza
Wama njisindike

(Verse 2)

Yeffe bali be balowooza abavaako
Kumbe twefaako 
Era bali bali be mwasuza ne mwogerako
Naye kati nga twamalayo
Biri biri biri balo
Ebyana olutulabako 
Smile ne biteekako
Ah ah bimanyirawo kiti nno bikyuseemu
Ababuufu bayingiddewo, ye ye ye
Mbadde mbiwulira nga
Gye mukasiba nga munzijonkera nga 
Naye mbagamba agga
Mbalabula mu linnya lya Allah

(Chorus)

Nze ninga nyange ninga nyange
Kati njisimbule
Nebwonkuba amanda nze bw'etonya entukuza
Wama njisindike
Nze ninga nyange nyonyi nyange
Kati njisimbule
Nebwonkuba enfuufu era bw'etonya entukuza
Wama njisindike

(Verse 3)

Mbuuza kati saawa mmeka
Endongo etabuse oli ali mu kubba piki, what!
Naye nno biki?
Omukyala wuwo gw'otwala oba wa mukwano gwo, iiyi!
Naye muli kuki?
Leka ne mbaleka temunkubya ebiragala 
Wadde nga mundaba enviiri za kiragala
Mwogera munyumya mwongera kutabula 
Wama DJ kaddemu akeshogoro
Kale tabulamu suulamu ne tongoli 
Ggwe buuza sunday miki
Ba boyi tulya kiziki
Ng'olumu tuba n'ekijja nti kya muzafulayisi, duh know

(Outro)

Togula
Labako bulabi naye togula
Togula 
Togula togula 
Bw'oba tommatira naawe ng'era weetegula
Nze ninga nyange ninga nyange
Kati njisimbule
Nebwonkuba amanda nze bw'etonya entukuza
Wama njisindike
Gisabule batye
Newegiba mizimu gidduke


About the song "Nyange"

"Nyange" is a song written and performed by Eddy Kenzo, Grenade Official, and Green Daddy. It was produced by T.O.N Beats, and released on February 7, 2025.