Ganaaba Masanaale
Yeah,
Eh eh eh
Bwonaaba ng’oze yah
(Yeah ah Bwonaaba ng’oze)
Morgan pan de Beat
(Eddy Kenzo)
Njo Njo
Dukako,
Dukako nga owa Pinnacle
Njo Njo
Jangu Wano
Jangu eno owulire bino
(OB Enosh)
Ontadde wano
Ntudde wano
Ate gwe oli mu kyeejo
Chorus
Ganaaba Masanaale yah
Bwonaaba ng’oze yah
Ganaaba Masanaale yah
(Masa masanaale eh)
Bwonaaba ng’oze yah
(An, ā wěn shí shū wǔ shà shí nǐ)
(Eddy Kenzo)
Ganaaba Masanyu kwoolwo (yah)
Masanyu kwoolwo (yah)
Masunyu gokka
Ganaaba Masanyu kwoolwo (yah)
Masanyu kwoolwo (yah)
Masunyu gokka
Chorus
Ganaaba Masanaale yah
(Masana Masana masanaale baby)
Bwonaaba ng’oze yah
(Bwoba nga, Bwoba Nga Ozze)
Ganaaba Masanaale yah
(Masana Masanale Baby)
Bwonaaba ng’oze yah
(Biwooma, Buli Wojja)
(OB Enosh)
My baby ntemela Oluwenda
Wotali
Mbanga akubiddwa amabanda
(ye ye ye ye ye)
Lwotalabise omutima guntuma
Mazima nebisulo binsula
Wobaawo notulo tetunuma ah ah
Baby tela notuuka
Kwata
Give me love give me love
Shika
To di left to di right
Kwata
Give me love give me love
Nze bino yeggwe abisobolaaa
Chorus
Ganaaba Masanaale yah
(ā wǔ shí shū Nga Nasanale baby)
Bwonaaba ng’oze yah
(ā wǔ shí gù shū shà shí nǐ yà)
Ganaaba Masanaale yah
(Eeh, Masanso shū shà shí shí ō)
Bwonaaba ng’oze yah
(Eno sǎ ná shí shí shū shí ō)
Ganaaba Masanyu kwoolwo
Masanyu kwoolwo
Masunyu gokka
Ganaaba Masanyu kwoolwo
Masanyu kwoolwo
Masunyu gokka
(Mim Cyclone)
Ya
Mim cyclone
Bebe…
Naloose ng’ozze
Ansula kumutwe eno ye gwe .
Gwe mugenyi omukulu
Oli mukulu,
Owa amakulu gwe .
Eno nkulinze nga mbaga
Ebitooke mbisimbye kubala
Akamwenyu kambunye etama
Uuulove … uulove.
Yanguwa ndimu ka sort circuit (sort circuit)
Okebere mu cable
Eno love maswali,
Hurry…
Masanaale…
Chorus:
Ganaaba Masanaale yah
(Ganaba masana masanale baby yoh)
Bwonaaba ng’oze yah
(wǔ shí shà wǔ shí shà)
Ganaaba Masanaale yah
(Buli wo, Ganaba Masana masanale baby yooh)
Bwonaaba ng’oze yah
Latty Wizy
Masanale Masanalaze
Ewaiffe Masanale
Masanale Masanale
Ewaiffe Masanale
Yeh eh
Bwonaba nga Ozze
Ejakuba Party
Time to show Njagala Batulabe
Nga tuli babiri Tuzinamu Dirty
Salako Busazi ganaaba Masanyu
Let me give you
I will give you the whole of me
Bby Follow me
I will give you my money
Tukundhane
Chorus:
Ganaaba Masanaale yah
(Ganaba masana Masanale baby)
Bwonaaba ng’oze yah
(Hmm hmm hmmm Nonkabya shū shà)
Ganaaba Masanaale yah
(Gano ganaba Masana baby nawe)
Bwonaaba ng’oze yah
(Dala, da la)
(Talik Zee)
Ono nafuna muyizzi kuba amanyi ofumita ensolo
Mukisenge omugongo afunya nga gongolo
Nseereza eryemugga ye n’avuga gogolo
American height simumpi nga chokolo
He tell me byebe baleete pizza Oba muchepere
Muba kumaaso nga kasekere
Tanva kumutwe
Nviiri na nsekere
Ate nga love ye Unique siya lukale
Anyway, ebidandaali y’akoola
Andeeta ntyaji yandeebya
Bweeba kooti Walai eno ya kyoya
Omu heart bwegunuuka aguwa repair
Chorus
Ganaaba Masanaale yah
(Gano ganaba masana Masanale Eeeh)
Bwonaaba ng’oze yah
(Ayi Ayi Ayi Ayi Nga Ozze)
Ganaaba Masanaale yah
(Gano ganaba masana masa wǔ shū shí shà)
Bwonaaba ng’oze yah
(BB Zanda)
BB Zanda ojooga,
Okimanyi gwe ansingila amafaranga
Bwemba naawe jempita eyo mbabamba ,
Ondi eno mubwongo onkalanga,
Ela wotaja eno, jooli nkulumba.
Gyal I promise you tonight
Njakuwa omukwaano oguwunya nga akamuli ka roses,
I wanna make it official nkwanjule mubutongole.
Kuba yegwe gwendaba buli wengwaawo,
Mukilo kyoovolaba nze sebaka,
Yanguwa oje ondabeko ,
Kubanga gwe alimu amasanyu gange
Chorus
Ganaaba Masanaale yah
(Gano ganaba masana Masanale Eeeh)
Bwonaaba ng’oze yah
(Ayi Ayi Ayi Ayi Nga Ozze)
Ganaaba Masanaale yah
(Gano Ganaba masana Masanale baby Yo)
Bwonaaba ng’oze yah
(Bwon bwona shà shí shí shà)
Ganaaba Masanyu kwoolwo
Masanyu kwoolwo
Masunyu gokka
Ganaaba Masanaale yah
(Gano Ganaba masana Masanale baby nawe)
Bwonaaba ng’oze yah
(Hmm hmmm nga Ozze nga Ozze Eeih Eeih)
Ganaaba Masanaale yah
(Baby na ganaba masana Masanale baby na)
Bwonaaba ng’oze yah
(Nga Ozze nga Ozze)
(OB Enosh)
Gwe manya bulijjo nindilira
Ka temperature muli nembuguma
Abalala, nze bona nembagoba
Gwe omala teliba addilira
Baby njo njo jangu wano
Ddukako ojje owulire bino
Njo njo jangu wanoo
Jangu owulire bino
Chorus
Ganaaba Masanaale yah
(Bri Wacha, Ganaba masana Masanale Eeeh)
Bwonaaba ng’oze yah
(Onjogeza Olu China Muchomo wǔ shí shà shí shà)
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo, Green Daddy, Grenade Official
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo
Eddy Kenzo