Lord have mercy Oh oh oh Lord have mercyu to hold me hold me hold me
Baby don’t stop Aargh
Ggyawo obutalabaani Gw’atazina mu butuufu gw’ani? Tewebuuza yeggwe ani? Abaddewo mwaka ku mwaka Bala bala giri gye wayitamu notafa Emisanvu n’ogiyitamu era n’osala Abakulemesa ne balemwa ne basalwa Oh wo wo Ne basalwa Kyenva neziniramu ne netala Embeera y’obulamu bwetyo bw’eba Kyenva ne Whiskey namuleka Buli lwe namunywa nga ntagala Naye abamu munnange ddagala lya kucakala
Kiri mu mateeka Okusituka n’ozina Omuziki bwe gukuba Muzikube ne mu bukiika Okumanya gwo gukyunya Gukuggyayo ne mu kamooli Gano gano mateeka Okusituka n’ozina Omuziki bwe gukuba Ne bwewekweeka Okumanya gwo gukyunya Gukuggyayo ne mu kamooli
Ggyawo obutalabaani Ndi munene toleeta minzaani Labayo Ggyawo obutalabaani Producer Ronnie Renix a Production Hmmm omanyi omutalabaani Don’t ask me What I wanna gain Hmmm okusituka n’ozina Omuziki bwe gukuba Okumanya gwo gukyunya Gukuggyayo ne mu kamooli
Yeah yeah yeah
Ggyawo obutalabaani Gw’atazina mu butuufu gw’ani? Tewebuuza yeggwe ani? Abaddewo mwaka ku mwaka Bala bala giri gye wayitamu notafa Emisanvu n’ogiyitamu era n’osala Abakulemesa ne balemwa ne basalwa Oh wo wo Ne basalwa Kyenva neziniramu ne netala Embeera y’obulamu bwetyo bw’eba Kyenva neziniramu ne Poliisi tenzigya wano kuba
Kiri mu mateeka Okusituka n’ozina Omuziki bwe gukuba Muzikube ne mu bukiika Okumanya gwo gukyunya Gukuggyayo ne mu kamooli Gano gano mateeka Okusituka n’ozina Omuziki bwe gukuba Ne bwewekweeka Okumanya gwo gukyunya Gukuggyayo ne mu kamooli
Kati manya Omukwano gwatutonderwa Mukama Katonda bwe yasalawo Adam abeere ne Kaawa Manya Nti obulamu kya bbeeyi Tobuzannyisa tobugalabanja gwe Kati manya Omukwano gwatutonderwa Mukama Katonda bwe yasalawo Adam abeere ne Kaawa Manya Nti obulamu kya bbeeyi Tobuzannyisa tobugalabanja Baby just hold me hold me hold me Dame just squeeze me squeeze me squeeze me I want yo