Life goes on You can't dwell in the past and try to reach for the stars You won't heal if you're diggin' the scars Star stones, I'm heading to Mars I know you feeling my buzz (well well) I got this No Sleep Music (yeah) Pallaso with a TNS Music (am back) Danz Producer in the building (am back) The Hit Factory (I'm very sorry)
Naye ku lwa ba fan bange ne family yange (I'm very sorry) Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa (I'm very sorry) Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo (I'm very sorry) Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya (I'm very sorry) Kantandike na kuzibiriza nfukamire, nsabe Mukama obulumi abukendeezeeko Kiri okay bw'onsongamu engalo naye nga tonaba, sooka ezizo ozinaazeeko Lwaki obukookolo bugeyangana? Lwaki ab'oluganda tutemagana? Laba Dinar ne Abba bafaanagana Kyoka Pallaso ne Chamili bavumagana Bingi byogeddwa bingi bikoleddwa Abantu banguye okukasuka amayinja Ng'ate bo basobya wano ne beegaana Teri akiriza buvunanyizibwa (I'm very sorry) Naye ku lwa ba fan bange ne family yange (I'm very sorry) Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa (I'm very sorry) Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo (I'm very sorry) Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya (I'm very sorry) Hmm, bali bangi abaalumiriza Bali bangi abataasooka kwetegereza Nsobi zibaawo era ffena twalumizibwa Yadde ng'abalala tebagala kukiriza Nze nsazeewo nnyimirire, ntwale obuvunaanyizibwa bwange Kinjokyezza nkimire, ngumire ebivudde mu bikolwa byange Bona be nakosa mbetondedde I'm hoping tomorrow be a brighter day The rumour best to make sure it don't happen again (I am sorry) Era ku lwa ba fan bange ne family yange (I'm very sorry) Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa (I'm very sorry) Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo (I'm very sorry) Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya (I'm very sorry) Bwetuba twesobezza nze kyensaba tutuule tuteese Luno oluganda lwe lusinga, birala byona bitumaliramu bwere-ere Sse-nte mugenyi, leero akyala enkya agende yeah Banamawulire batusigula ffe tulwane bo batunde yeah Lakini walahi, kwa kosa nili fanya na waomba pole walahi I also forgive you, for everything you've done (I'm very sorry) Naye ku lwa ba fan bange ne family yange (I'm very sorry) Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa (I'm very sorry) Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo (I'm very sorry) Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya (I'm very sorry) Hmm, ku makya omusana gwambuka, ne gwaka olumala ne gugwa Olumu enkuba n'ejja n'etonnya, n'etonnya n'ekya But as long as we're alive, omukwano gwaffe tegulifa As long as you're my brothers, bwe kiriba! Era ku lwa ba fan bange ne family yange (I'm very sorry) Yadde nga nange nakubibwa video teyateebwa (I'm very sorry) Naye ku lwa ba fan bange ne family yange eyo (I'm very sorry) Yadde buli omu yasobya teri ayagala kumunenya (I'm very sorry