Yeah yeah Mukwano nsonyiwa olumu nange bimbula Olumu ŋenda ne ndwa ne mu kibuga Tebiba bya kiyaaye mba mu byanfuna Nsanyuka muli akaviiri bw’okakola I got so many ways to love you choose one You already know Ron on dis one A Guvnor Ace, a Guvnor Ace A Sucker sucker free boss in another one sho! Dj Pofia gikube (gikube) Ffe nga tudigida mubali (gikube) Dj Pofia gikebere (gikube) Love yange y’alaali
Olina ebibala mu nda yo Babe njagala tukolemu bi bundaying Tondeka wano nze my babe Kubanga n’omala ondeka wano am dying Nsabira mukwano ntuuke eyo N’akasuuti ŋenda kujjira mu ka fitting Yoya ky’oyoya baleete Abakwegwanyiza bagambe sorry ssi tonight I like your boom boom bae Omubiri gwo gunsika nva ne mu mbeera Era enkya tunaakeera Ka nkuwe omukwano gukuggye ne mu mbeera
You got the vibe and you’ve got the fire Baby my temperature rising higher Otambula ne bakazi banno batya Olina obulungi obutonnyesa enkuba Tebakutiisa baby jangu eno Gw’omanyi bulungi gy’onsanga mu nfo yaffe Gye tuba ne tupoyera eyo N’omukwano bwe gunkwata tugusindire eyo Dj Pofia gikube (gikube) Ffe nga tudigida mubali (gikube) Dj Pofia gikebere (gikube) Love yange y’alaali
Olina ebibala mu nda yo Babe njagala tukolemu bi bundaying Tondeka wano nze my babe Kubanga n’omala ondeka wano am dying Nsabira mukwano ntuuke eyo N’akasuuti ŋenda kujjira mu ka fitting Yoya ky’oyoya baleete Abakwegwanyiza bagambe sorry ssi tonight I like your boom boom bae Omubiri gwo gunsika nva ne mu mbeera Era enkya tunaakeera Ka nkuwe omukwano gukuggye ne mu mbeera
Kano ke nfunye gwe sikyegomba Eh eeh eh (Ke nfunye gwe sikyegomba) Olina vibe ewoomesa omwenge Oh na na (Ewoomesa omwenge) Kano ke nfunye gwe sikyegomba I wanna say big up Ron, the Producer (Ke nfunye gwe sikyegomba) Guvnor Ace, Kama Ivien Olina vibe ewoomesa omwenge And I myself (Ewoomesa omwenge) Sucker free boss!