Bagende
Baur
Bagende babagambe
(Mukama akola)
Bagende babagambe nti ekyali kikutte
Kati kyamutadde
(Mukama akola)
Mazima Mukama onjagala nnyo alaali
Sitoma, sitoma nze
Nze omunaku gw’osembeza nze ani!
Sitoma, sitoma nze
Eyali omunafu n’onfuula kirimaanyi
Sitoma, sitoma nze
Mazima Mukama onjagala nnyo alaali
Sitoma, sitoma nze
Bwenzijukiramu ennaku yange
Omuntu eyali talina plan yadde
Akasente kenfunamu kw’olwo kendya
N’onkyusiza olugendo lwange
Wankyusa n’onjigiriza okugasa
N’onfukumulako emikisa
N’abo abaali bangoba nebalemwa, nabaleka
Kuba waliwo essaala z’oddamu
Abalabe nebabuna emiwabo
(Nebabuna emiwabo)
Newabaawo obujulizi bw’ogaba
Abateesi nebagwa mu bikopo
(Nebagwa mu bikopo)
Mazima Mukama onjagala nnyo alaali
Sitoma, sitoma nze
Nze omunaku gw’osembeza nze ani!
Sitoma, sitoma nze
Eyali omunafu n’onfuula kirimaanyi
Sitoma, sitoma nze
Mazima Mukama onjagala nnyo alaali
Sitoma, sitoma nze
Mungu yeggwe munnange
(Yeggwe munnange)
Nze ebirungi by’onkolera nsiima nze
(Byonna nsiima nze)
Nze bye mmanyi ne bye simanyi ŋŋamba gwe
(Nnyongera amaanyi)
Weebale wannwanira ezange
(Zonna ezange)
Obugalo obugalo ffe tumusinze
Obugalo obugalo ffe tumutende
Obugalo obugalo ffe tumwebaze
Tumuzinire, tumuyimbire
Bagende
Bagende babagambe
(Mukama akola)
Bagende babagambe nti ekyali kikutte
Kati kyamutadde
(Mukama akola)
Bagende
Bagende babagambe
(Mukama akola)
Bagende babagambe nti ekyali kikutte
Kati kyamutadde
(Mukama akola)
Mazima Mukama onjagala nnyo alaali
Sitoma, sitoma nze
Nze omunaku gw’osembeza nze ani!
Sitoma, sitoma nze
Eyali omunafu n’onfuula kirimaanyi
Sitoma, sitoma nze
Mazima Mukama onjagala nnyo alaali
Sitoma, sitoma nze
Bwenzijukiramu ennaku yange
Omuntu eyali talina plan yadde
Akasente kenfunamu kw’olwo kendya
N’onkyusiza olugendo lwange
Wankyusa n’onjigiriza okugasa
N’onfukumulako emikisa
N’abo abaali bangoba nebalemwa, nabaleka
Bagende
Bagende babagambe
(Mukama akola)
Bagende babagambe nti ekyali kikutte
Kati kyamutadde
(Mukama akola)
Mazima Mukama onjagala nnyo alaali
Sitoma, sitoma nze
Nze omunaku gw’osembeza nze ani!
Sitoma, sitoma nze
Eyali omunafu n’onfuula kirimaanyi
Sitoma, sitoma nze
Mazima Mukama onjagala nnyo alaali
Sitoma, sitoma nze
Bagende
Bagende babagambe
Bagende babagambe nti ekyali kikutte
Kati kyamutadde