Jangu tugende mu kwepicha (Yo, my lady) Jangu tugende mu kwepicha Nankya (wangi?) Kabalagala ayidde (eh eh what are you talking about?) Gamba Nattaliya (eh eh!) Laba gonja ayidde, jangu tulye
Okwepicha okwepicha Jangu tugende mu kwepicha Okwepicha okwepicha Jangu tugende mu kwepicha Okwepicha okwepicha Jangu tugende mu kwepicha Okwepicha okwepicha Jangu tugende mu kwepicha
Nzize bakwongere oba guweddemu Byetwakola luli era tubiddemu Ogwo omubiri nsooke ngukwatemu Akange akagoba anti kaaweddemu Oba kutiiyuuka twetiiye Oba kumaayuuka twemaale Oba kutamiira twegaale Bwenkugamba njagala nkukwane ng’ogaana Bwenkugamba njagala nkuwaane ogaana Bwenkugamba njagala nkukube kiisi ogaana Naye lwaki oba ogaana?
Okwepicha okwepicha Jangu tugende mu kwepicha Okwepicha okwepicha Jangu tugende mu kwepicha Okwepicha okwepicha Jangu tugende mu kwepicha Okwepicha okwepicha Jangu tugende mu kwepicha
Mwesala bu kkundi-sho Bi maama nemutulaga kookonyo Bi maama tubiraba eyo mu bidongo Bi maama nemutusuza mu ngatto Mufukamiza abanene netutoniwa Kubanga mmwe mulina ffe byetwagala Byanabiwala mutukubya ndabika Naye nga kiki nnyo ekyo? Wulira, kantu katono Akataweza luyi, oba yadde ka kilo (alimba alimba) Kaba katono Tekaweza luyi, oba yadde ka kilo
I say nkwepikira baby nkwepikira Jangu tugende mu kwepicha Mu nsi muno tewali ateepicha Jangu tugende mu kwepicha Masanyu masanyu enva masavu masavu Jangu tugende mu kwepicha Yinama yinuka baby situka kutama Jangu tugende mu kwepicha
Nankya (wangi?) Kabalagala ayidde (eh eh what are you talking about?) Gamba Nattaliya (eh eh!) Laba gonja ayidde