Mukama nfubye, ddala ngezezzako Buli kyenkwata, kili nga muyonga Tekiyimirila, nn’amanyi gampeddemu Naye kangume, Yesu osobola Kale laba eggulu, telirina mpagi Ebinyonyi mu bbanga, tebilima meri Bimuli kutale, tebibuka biro byabyo Bwoba nga offayo kw’ebyo? Nange osobola okunyamba!
Yesu osobola, bonna nga bagenze Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama Kankukowoole Yesu osobola (Ddala Osobola) (Ssebo) Yesu osobola, bonna nga bagenze Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama Kankukowoole Yesu osobola
Yesu osobola, bonna nga bagenze Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama Kankukowoole Yesu osobola (Nga silina suubi) Yesu osobola, bonna nga bagenze (Mukama nga nzigwelera) Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama (Nzuno nzize) Kankukowoole Yesu osobola
Oh! Jesu wange, Osobola, gwe asabola ebyange! Oh my Jesus, you’re able, it’s you who can handle my issues. Ngasilina suubi Jesu wange, nkukowoola Osobola osobola, hey hey... Ddala osobola, osobolera ddala Eyamponya amagombe, Yesu osobola Ddala osobola, osobolera ddala Eyamponya amagombe, Yesu osobola okuyamba nze!
Yesu osobola, bonna nga bagenze Buli we nnekwata. nga walinga kitengejja Nkulabye nga oyamba ba mulekwa abatalina maama Kankukowoole Yesu osobola