Kati laba ensi eyuuga Tewali amanyi wa gy’eraga Ebinaabaawo olunaku lw’enkya Tewali amanyi oba biki Omutukuvu abaawo lwa kukkiriza Amaaso ge nga gali ku Katonda Aluŋŋamye ebigere w’alinnya Amulise ekkubo gy’alaga
Mukama alibeerawo okumpanirira Ku lunaku nga mpita wali awatiisa (ooh, awatiisa) Mukama (Mukama) Aliba wamu (ooh ne bw’eriba enzikiza ekutte) Ne bw’eriba enzikiza ekutte (ndyesiga Mukama wange) Ndyesiga Mukama ne mpitawo (ndimukoowoola) Ndimukoowoola (ndimukoowoola, ndimukoowoola) Aliba wamu nange (Mukama alibeerawo okumpanirira) Mukama alibeerawo okumpanirira (alibeerawo okumpanirira) Ku lunaku nga mpita wali awatiisa (oh nga mpita wali awatiisa) Mukanma (Mukama) Aliba wamu nange (k’ebe enzikiza) Ne bw’eriba enzikiza ekutte (ndyesiga Mukama) Ndyesiga Mukama ne mpitawo (ooh ndimukoowoola) Ndimukoowoola (ndimukoowoola abange) Aliba wamu nange (ooh)
Oooh Hmmm Hmmm
Kati laba ensi eyuuga (ooh) Tewali amanyi wa gy’eraga (wa gy’eraga) Ebinaabaawo olunaku lw’enkya Tewali amanyi oba biki (hmmm oba biki) Naye, Omutukuvu abaawo lwa kukkiriza (ooh) Amaaso ge nga gali ku Katonda (eeh aluŋŋamye) Aluŋŋamye ebigere w’alinnya (amulise) Amulise ekkubo gy’alaga (oooh)