Mr. Lee & Bobby Yeah yeah yeah ah ah A B2C Bobby Lash again oh Ooh yeah Mr. Lee Delivad Julio Winner, winner
Julio Nkeera ku makya ne neerekereza Ng’omutima omugazi era nze ne ngubikkula, yeah Abanjagaliza ne bansiibula Mukama ne musaba nnyo luno luleme kunsala, yeah Ne bwebiba byakalubye nnyo ewange gye nkolera Njiiyayiiya nnyo nsobole okubaawo Am not stopping this thing Until I lose my breath Am gonna give a hustle in every night and day One plus one equals to two Ngya kugatta mpolampola every end of day
Mr. Lee & Bobby Heart of a winner Ye yekka alemeralemerako Ayiiyaayiiya nnyo Apangapanga tava mu lugendo Heart of a winner he’s never a looser Always a winner, winner Heart of a winner Ye yekka alemeralemerako Ayiiyaayiiya nnyo Apangapanga tava mu lugendo Heart of a winner he’s never a looser Always a winner, winner
Mr. Lee Olaba essaawa eweddeyo Ensimbi zeevedde N’emyaka gigenze, alright Abaana baweze Emikwano gisenze N’eŋŋanda zigenze Naye, nyiikira toba You want to be a winner Heart of a winner Mukama musabe Yekka y’atalimba ekyo kimanye Alright al-ri-gh-t Winner tapowa ye tabireka Apangapanga n’ayiiya n’ayitawo What you believe Is what you achieve B2C Born to Conquer
Bobby Beera n’essuubi beera gwe n’amaanyi Mukama alikuyamba kano nkuwa kabadi Vva ku bigambo towuliriza kino kya araali Kati nkugamba mazima luno ssi lwali Say you have a blessing Weesige Mukama yekka Y’asinga byonna Never give up on something Oyo yekka yekka Ye kamalabyonna, ah Say this low, mu buli ky’okola Towuliriza pokopoko nze nkulabula Lunaku ku lunaku manya ebirungi bijja Ky’olina okola gwe fuba Nga toseerera
Heart of a winner Hmm, Heart of a winner He’s never a looser Always a winner, winner