Ow’amavoko ne fille. Humble records tulina engule.
Ohh omulungi oli otya? Nayise n’amawulire agookya. Olwa leero nzize okukuwaana. Nasiima wanzigya mu banoonya Ntuusa okusiimaa . Nsiima nnyo ebirungi byonkolera Tolowooza nkukiinaaa. Yeggwe akubya obulabo bwontonera Bwendwala ggwe agula eddagala, Osinga n’oluwombo lwendagalaa Ekirungi toggwa ku mpagala. Ndi mugumu kulaba nga tweyagala Umhhhh.
Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe) Love yo ngikuumye (ninze ggwe). Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe) Y’ensonga ennyimbisa. (ninze ggwe)
Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe) Love yo ngikuumye (ninze ggwe). Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe) Y’ensonga ennyimbisa enyimba.
Jazz mavoko
Kabannyige nze ndi kuggwe Bakyuke nze ndaba ggwe Omuyaga kagujje nze ndi ku ggwee. Boogeree,, baibe. Yeggwe anamfumbira engegee. Onzise ekkwano beetuge. Abalozi baveeko abo bandogee. Bwebalikoowa abo bannyuke. Nyumirwa nga tuli mu pair baby Nga era ggwe ali ku near Bwenjogera mbuuza nga gwe ayanukula Nga love eri mu geer. Uhmmm
Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe) Love yo ngikuumye (ninze ggwe). Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe) Y’ensonga ennyimbisa. (ninze ggwe)
Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe) Love yo ngikuumye (ninze ggwe). Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe) Y’ensonga ennyimbisa ennyimba.
Jazz mavoko.
Nze baby nakutegeera kalee. (uhm) Nze onkuba nebwoba mu mpalee.(maamaa) Anti wazuukusa obusiwa bw’omukwano, Obwali bwaziba. Sweet walugiwa owooma nga pilaawo, Nga waliwo edduwa.
Fille
Babie you do something about your eyes Baby a wanna look into your eyes. Never let me down .Yeggwe nsongaa Gwe asuza nga seebaka ndayira. Nze, nakufuula katikkiroo. Wano ogenda nombulako ekiroo. Nembuyana nga ndi bwomu ekiro Tobiddamu ew-nge kabbiro Naye baby…
Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe) Love yo ngikuumye (ninze ggwe). Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe) Y’ensonga ennyimbisa. (ninze ggwe)
Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe) Love yo ngikuumye (ninze ggwe). Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe) Y’ensonga ennyimbisa ennyimba.
Jazz mavoko ne fille. Said soft y’akubye. Ow’amavoko ne fille. Humble humble humble records tulina engulee Zivuga