0:00
3:20
Now playing: Officially

Officially - Bruno K


Bagamba ebiyita ekiro ne Kabaka yeetikka
Kko nze kampapepape ab’emisanvu tebagingika
Kabbaasa ka mpumbu
Kafuuse ka lwatu
Nti ebibadde mu mbu
Laba bwe biggwera mu nju
Ebitooke babisimbe
M’amalaadiyo balange
Ensi leka ngigambe
Gwe nalondayo edda yeggwe
Let me make it official

Officially, officially
Ensi ngiraze yeggwe gwe njagala my love
Officially, officially
Tebikyali bya mbu kati bya lwatu
Officially, officially
Ensi ngigambye yeggwe gwe njagala my love
Officially, officially
Tebikyali bya mbu kati bya lwatu

Pyret Beats Production

Ntubidde n’omukwano gwo
Ŋŋenda lindako gubuulukuke, hmmm
Nga mwenge gwa bucu
Nga nalindako guloote
Okwagala tekwekweka bino by’ebiro kuloote
Nkunaanika empeta mu lujjudde
Kyeyagalire nga tewali ankase
Now I publicize I’ve made my choice
To you I swear, never break my promise
Leka tukumbe, nga tetuyina harambee
Ab’ennugu bayombe, nga nkulangiridde
You’re mine

Officially, officially
Ensi ngiraze yeggwe gwe njagala my love
Officially, officially
Tebikyali bya mbu kati bya lwatu
Officially, officially
Ensi ngigambye yeggwe gwe njagala my love
Officially, officially
Tebikyali bya mbu kati bya lwatu

Mbitadde mu musana
Nga buli omu alaba
Babadde bambuuza
Aliwa ansumbuwa?
Mbagambye y’ono (y’ono)
Owange y’ono (y’ono)
Mbagambye y’ono (y’ono)
Mumulabe y’ono say (y’ono)
Now I publicize I’ve made my choice
To you I swear, never break my promise
Leka tukumbe, nga tetuyina harambee
Ab’ennugu bayombe, nga nkulangiridde
You’re mine

Officially, officially
Ensi ngiraze yeggwe gwe njagala my love
Officially, officially
Tebikyali bya mbu kati bya lwatu
Officially, officially
Ensi ngigambye yeggwe gwe njagala my love
Officially, officially
Jamie Culture