0:00
3:02
Now playing: Empele

Empele Lyrics by Crysto Panda


Why why why why why why?
Omwana ow’akabi omubiri gweyiwayiwa?
Why why why why why why?
Eh yo D-Mario, agikubye
Level

Ow’akabi mu baakabi Panda ntuuse
Eeh fumita fumita emboozi (eh)
Kati nno fumita empele nfumite emboozi
Eeh fumita fumita emboozi

Wetamu omugongo katono
Wetamu ku vviivi katono
Fumita ekigere mu ttaka
Kati, fumita fumita empele
Tewali agaana (fumita empele)
Bwoti (gizine gizine empele)
Gizine (gizine empele)
Bwoti (menyeka menyeka empele)

Nazaalibwa kujooga si kujoogebwa (eh eh)
Nazaalibwa kumenya si kumenyebwa (eh eh)
Ndi muwanguzi oli atawangulwa (eh eh)
Nantameggwa oli atameggebwa (eeh)
Ninamu nshanana figa ky’ekyo (ninamu)
Ndi mulungi neemanyi beauty ky’ekyo (ky’ekyo)
Oli alina ebbanja bamunoonya
Nze ssente zinnoonya sizinoonya
Kati nno fumita empele nfumite emboozi
Eeh fumita fumita emboozi
Atudde musune tujanjawaze emboozi
Eeh fumita fumita emboozi

Wetamu omugongo katono
Wetamu ku vviivi katono
Fumita ekigere mu ttaka (fumita)
Kati, fumita fumita empele

Gano amazina ga kavimbo (vimbo)
Kati gwe atamenyeka ki kyo? (ki kyo?)
Tetukunyigira ku liiso (liiso)
Sikulaba e Kampala mu disco (disco)
Gwe atagifumita bboyi, weerimba
Ate gwe atazina die, tovimba
Obw’okunywa bwa layisi, bugimba
Bukufuula emimiro, busimba
Obwavu kabbiro ennaku muziro (maama)
Era bw’enneefasa ngikaba mumiro
Ssaawa ya weta mugongo kkirira below
Kkirira, kkirira, kkirira below
What I do?

Wetamu omugongo katono (eh)
Wetamu ku vviivi katono (wetamu kko)
Fumita ekigere mu ttaka
Kati, fumita fumita empele
Tewali agaana (fumita empele)
Bwoti (gizine gizine empele)
Gizine (gizine empele)
Bwoti (menyeka menyeka empele)

Kati nno fumita empele nfumite emboozi
Eeh fumita fumita emboozi
Atudde musune tujanjawaze emboozi
Eeh fumita fumita emboozi

Obulamu bumpi ge mazima (ge mazima)
Olukya lwe mbala ge mazima (ge mazima)
Olukya lwe mbala tonnyumiza birala (tonnyumiza)
Eby’enkya bya nkya kandye ku bibala
Nazaalibwa kujooga si kujoogebwa (eeh)
Nazaalibwa kumenya si kumenyebwa (eeh)
Ndi muwanguzi oli atawangulwa (eeh)
Nantameggwa oli atameggebwa (eeh)

Wetamu omugongo katono (eh)
Wetamu ku vviivi katono (wetamu)
Fumita ekigere mu ttaka (fumita)
Kati, fumita fumita empele
Tewali agaana (fumita empele)
Bwoti (gizine gizine empele)
Gizine (gizine empele)
Bwoti (menyeka menyeka empele)

Kati nno fumita empele nfumite emboozi
Eeh fumita fumita emboozi
Atudde musune tujanjawaze emboozi
Eeh fumita fumita emboozi
Kati nno fumita empele nfumite emboozi
Eeh fumita fumita emboozi
Atudde musune tujanjawaze emboozi
Eeh fumita fumita emboozi
Fumita (ayiii)
Eeh fumita fumita emboozi