She never says that she doesn't love me ,,, Alikibbombombeya, a Lyto boss again and again ne josh wonder magician. Wali obadeko awo nga olina omuntu gwo'yagala enyo, nokala bino no'kola biri naye nga tabiraba nga Kiruna okwagala atakwagala bimenya,, obulabo no'tona naye nga gwo'buwa tabiraba,, mwana gwe naye nga ontambuza enge'endo,, nakukola ki guno omutima gwo'kubisa enyondo, kati bwoba osazewo nfe, ndi wa kufa mwatu guno omutima gwange tegulikuta gwalonda omu gwe eeee njagala kimu kuba naaweee nzikiriza tong'aana ndikukwata ngo'mwaana kuba nze manyi nga oli nange tolabe naku mukwano ndikukwata ngo'mwaana oooo kasita onong'aamba nti wooli nange Wendi sirina tabu baby wendi nze kati nsigade mu mikono gyo kyona kyogamba sigaane,, Bambi njagalako nange mpone okulumwa omwooyo,, ddala love ,, kiki kyonto'nkole laba ontade mu misaanvu oyagala nfe lwona'maanya ,, omukwano gumenya gundi mukifuba kuntulidde,, nsaba ntikula baby, gwe weka ayinza okukanya obulumi buno oooo njagala kimu kuba naaweee nzikiriza tong'aana ndikukwata ngo'mwaana kuba nze manyi nga oli nange tolabe naku mukwano ndikukwata ngo'mwaana Eee ntumye ababaka bangi naye nga obagoba tomanyi oyongera kunkomerera ii lwaaki olinda nfe oje e magombe ,, kiki edakiika emu bweeti efuuse obuzibu,, kati bisigade mu mikono gyo kyonna kyo'gamba sigaane ,, Bambi njagalako nange mpone okulumwa omwooyo,, dala love kiki kyotonkole laba ontade mu misaanvu oyagala nfe lwo'namaanya omukwano gumenya gundi mu kifuba nguntulidde saba ntikula baby gwe weka ayinza okukakanya obulumi buno oooo njagala kimu kuba naaweee nzikiriza tong'aana ndikukwata ngo'mwaana kuba nze manyi nga oli nange tolabe naku mukwano ndikukwata ngo'mwaana ngo'mwaana ,, ngo'mwaana ngo'mwaana bwekiriba mpaka olubeerera,, tong'aana,,,,, please be my darling Kange'nde Ku police ntekeyo omusango nti olumya bano ,, osanga oba olyaawo olinjagala,,, ulaaada. Ulalalalala la naaa....