I yeeahh eehh You belong to me... I belong to You? Onsula kumutwe nga nviiri Ondi kulubuto nga kkundi Ombeera mu kamwa nga lulimi baby Waneefuga... Njagala tusse kimmu nga nkuyege Nga woobeera wembeera Nze nakutaamiira bwenge hei olina Amaaanyi Wanziggunda nengondaa... to you all I turn Yonna jyonziza gyogenda nagendaa Ono yanazaako amaziga Gonna Mwagala awatali kwejjusa... alimu Ebirunji tomooni Katula kebbise bukka Yalimu vitamin enzizaamu amaanyi Wabula mukama yakuwunda Katula keebbise bukka I lose control.bwembanga sikulaba Sisobola guminkiriza wadde Akatikitiki mukwano... wotoba mba Nga gwebassude mukibira ngasilina Ayamba oh oh Nze namanyiira kuba naawe buli Kyange kitambula wooli era gwe Mpagi ewanilila obulamu bwange Mazima bulikya butya nga Onzaaliddeyo ka baby Essanyu liliba lya mwooki wa ggonja Kwoolwo ndichachancya Ono yanazaako amaziga Gonna Mwagala awatali kwejjusa... alimu Ebirunji tomooni Katula kebbise bukka Yalimu vitamin enzizaamu amaanyi Wabula mukama yakuwunda Katula keebbise bukka Josh wonder... new article... article My love for you will never ever die Baby I promise you I will never make You cry Ndiba mwesigwa gyoli sililabankana Baby wange Ndikuuma ekigambo kyange Silikuyiwa nze nkuweeki ekikujaamu Gwe ogwaana kisinga Gwe amanyi ebyange era owange gwe Munange Ono yanazaako amaziga Gonna Mwagala awatali kwejjusa... alimu Ebirunji tomooni Katula kebbise bukka Yalimu vitamin enzizaamu amaanyi Wabula mukama yakuwunda katula Kebise bukka RPT chorus till fade