(Intro)
Jacob Beats
(Verse 1)
Take me to Wandegeya boda boda
Waliyo akawala kendowooza
Kansula ku kichwa nga nkaloota
Simanyi ompulira kyenkugamba aah
Nze nkafaako okukamala
She makes my day
Kwegamba bwe ndwaayo okulaba
Numwa mu mutima gwange
(Chorus)
Kasita otansule ntwaala (boda boda)
Kasita otansule ntwaala yeah (boda boda)
Ku bitaala mu maaso awo ntuusa (boda boda)
Kasita otansule ha (boda boda)
Kasita otansule ntwaala (boda boda)
Kasita otansule ntwaala yeah (boda boda)
Ku bitaala mu maaso awo ntuusa (boda boda)
Kasita otansule ha (boda boda)
(Verse 2)
I bet she’s there waiting for me shee
Okada man
Bwo nyamba n’okozesa ku speed yeah, aaha
I’ve got love and affections combined
It will never burn
Mama we mama we mama we yeah
Kanzija ne ku munaku taddoba (boda)
Ne ka ntekamu situma njaka
How much are you charging ku pikki yo
Nyamba tonseera
Omutima gunanzikakanya maze okukalaba
Ne bw’olaba nkafirako akawala kankalabula
Aaaahhh
(Chorus)
Kasita otansule ntwaala (boda boda)
Kasita otansule ntwaala yeah (boda boda)
Ku bitaala mu maaso awo ntuusa (boda boda)
Kasita otansule ha (boda boda)
Kasita otansule ntwaala (boda boda)
Kasita otansule ntwaala yeah (boda boda)
Ku bitaala mu maaso awo ntuusa (boda boda)
Kasita otansule ha (boda boda)
(Verse 3)
Mpomerwa akatiko akabala
Naye kwoono ebyo tonyumya
Njagalirira eby’okubaala
Bwatabawo era tebinyuma
Mubalira mulubu lw’abakyala
Abambala enyo ne banyuma
Boda boda
Ntwala akadde tekandeka
Boda boda
Nyamba munange tondeka
(Outro)
Kasita otansule ntwaala (boda boda)
Kasita otansule ntwaala yeah (boda boda)
Ku bitaala mu maaso awo ntuusa (boda boda)
Kasita otansule ha (boda boda)