0:00
3:02
Now playing: My Love

My Love Lyrics by AaronX


(Verse 1)

Buwoomi nnabaki buno
Obuvuganya nebusinga ne ku kaloddo
Ŋŋamba omulungi owa kuno
Laba bw’onjijiira ontuuse ne ku kawompo
Ggwe mwagale okubusa busa suula ebbali
Ssi ka mmere nandigireka ggwe okira emmere
Ggwe laba wenna bw’olungiye
Kwegamba ebizibu bye mbadde nina mbyerabidde
Eyaa, munange osuka
Nze simala ga waana
Mu kitundu olujja
You’re light the fire
So tell your mummy and daddy
Nti nze bulijjo ndi eno nkulokeera
Nti yeggwe weka ku nsi
Alinjagalisa okuwangala yeah

(Chorus)

My love (bugambo bwo mbusengese)
My love (njagala bunyumire amattu)
My love (omulungi nyabuwe)
My love (balala kambalalike)
My love (kaweta nkakunanike)
My love (nze tebanzija emize)
Ayayayaya

(Verse 2)

Amma give you love more and more and more
No more pain killers
You’re my panadol
Ye maama omulungi bwondo
Ggwe kalira
Ggwe amezze kati toluma nnyo
You’re the winner
Mmmh, you’re the winner yeah
Give me the kiss of life
Mpulira ssisa ssisa
N’omala okitukiriza nziramu okusa, okusa, mmh
By the way woman-o
Leero lulwo nina akadde
Bw’oba leero ng’okyagadde
Nze ku figure eyo leero nfudde
Yamaawe (ku ggwe nkwata ku muliro ne siguwulira)
Yamaawe (oyogera mu mutima ne nsatira)
Woman woman bwe mba naawe
Ensi yona mba ngyetise

(Chorus)

My love (bugambo bwo mbusengese)
My love (njagala bunyumire amattu)
My love (omulungi nyabuwe)
My love (balala kambalalike)
My love (kaweta nkakunanike)
My love (nze tebanzija emize)
Ayayayaya

(Verse 3)

Okukutunulako kulimu ekirisa
You’re supernatural ooh oh
Bepanka panka naye ggwe oli ku ssa
Erya bali abaamalayo
Obulungi bwo bukakanya oyo omukambwe
Nakakanya ku mbeera
Natandikira naawo okumwenya
Hee sha
By the way woman-o
Leero lulwo nina akadde
Ate bw’oba leero ng’okyagadde
Nze ku figure eyo leero nfudde
Yamaawe (nkwata ku muliro ne siguwulira)
Yamaawe (olukulabako nti ne nsatira)



About the song "My Love"

My Love” is the title track from AaronX’s “My Love” EP. The song, which was written and performed by AaronX, was produced by Jacob Beats (Jacob Pro). “My Love” was released on November 7, 2024 through Tunez Records, and distributed by Kelele Digital.